• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obulimi

Obwakabaka busse omukago naba Green Pulse, buleese  ekigimusa okwongera omutindo ku mmwaanyi

Gambuuze by Gambuuze
February 13, 2025
in Eby'obulimi
0 0
0
Obwakabaka busse omukago naba Green Pulse, buleese  ekigimusa okwongera omutindo ku mmwaanyi
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Pauline Nanyonjo

Bulange – Mmengo

Obwakabaka busse omukago ne kkampuni ya  Grain Pulse Ltd okutumbula ekirime ky’emmwaanyi nga buyamba abalimi okugattako omutindo wamu neku bungi bw’amakungula gebafuna.

Omukolo guno guyindidde mu Bimuli bya Bulange ku Lwokuna. Omukungu Roland Ssebuufu yataddeko omukono kulwa Buganda ate Fredrick Petrus Van Oudtshoorn nateekako kulwa Green Pulse era ng’Omumyuka ow’Okubiri owa Katikkiro, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa yajulidde kulwa Kamalabyonna.

Mu bubaka bwe, Owek Robert Waggwa Nsibirwa, agumizza abantu ba Ssaabasajja Kabaka nti ekigimusa kino kyekenneenyezebbwa bulungi ate kiri ku mutindo nga kiyise mu misoso gyonna naabasaba okukikozesa.

Agasseeko nti kampuni y’Abagirimaani eya Grain Pulse efulumya ekigimusa kino yeesigika mu kufulumya ebintu eby’omutindo era n’ekigimusa ky’Emmwaanyi kitabuddwa ku musingi gwa mmwanyi Terimba era Abalimi basaanye okukyeyunira baganyulwe mu mukago guno ogusakiddwa  BUCADEF.

Kamalabyonna ategeezezza nti mu Nnamutayiika w’Obwakabaka mulimu  kaweefube w’okutumbula obulimi bw’emmwaanyi newankubadde nga waliwo okusomoozebwa kw’okukaddiwa kw’ettaka nga omulimi kyabeera asigaddwa okukola kwekuliisa ettaka nga aliwa ebigimusa.

Minisita w’Obulimi Obulunzi obuvubi n’obwegassi, Oweek Hajji Amisi Kakomo akinogaanyizza nti abantu bakungiddwa okulima emmwanyi era omulanga guno bagujjumbidde nnyo naye eby’embi ge makungula amatono ddala, wabula oluvannyuma lw’okuleeta ekigimusa kino abalimi naddala ab’emmwanyi amakungula bafuna ga muyiika. 

Ssenkulu wa BUCADEF omukungu Alfred Bakyusa agumizza abalimi nti bakufuna mu kirime ky’Emmwanyi singa bakozesa ekigimusa kino era n’enkolagana yabwe ne Grain Pulse Limited ekyagendera ddala bulungi awatali buzibu bwonna.

kulwa Grain Pulse Limited, Fredrick Petrus Van Oudtshoorn ategeezezza nti kampuni eno nkozi ya bigimusa wamu n’eddagala ly’ebirime n’ebisolo nga bafa nnyo ku magoba omulimi gaafuna.

Petrus Van Oudtshoorn agamba nti baagala nnyo abalimi bafune amagoba agawerako mu birime kuba Africa erina ettaka eggimu. Bbo nga kampuni bakkiriza nti Uganda esobola okwenkana Tanzania mu kufulumya kasooli kuba bombi ettaka lyabwe jjimu bulungi singa bamanya enkoseza ye bigimusa entuufu era mu bipimo ebituufu.

Omukolo guno gwetabiddwako Baminisita ba Kabaka okuli Oweek Israel Kazibwe Kitooke, Oweek Noah Kiyimba, Oweek Ssaalongo Robert Sserwanga, abalimisa b’Obwakabaka ku masaza, n’abalala.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.