• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Buganda Eyagala Bannabitone Baganyulwe mu Bitone Byabwe – Minisita Serwanga

Gambuuze by Gambuuze
February 12, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Buganda Eyagala Bannabitone Baganyulwe mu Bitone Byabwe – Minisita Serwanga
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Bulange – Mmengo

Minisita w’Abavubuka Owek. Robert Serwanga akubirizza abavubuka obuteetulako wabula buli omu akole kyalinamu obumanyi okwekulaakulanya n’okugatta ku kaweefube w’okuzza Buganda ku ntikko.

Owek. Serwanga bino abyogedde asisinkanye abavubuka abazannyi ba firimu nga bano bazze Embuga okugunjawo enkolagana enaabasobozesa okufuna ebyafaayo ebikwata ku Buganda n’okusaba olukusa okuzannya ku bikwata ku Buganda eby’enjawulo wamu n’okukwatira ebifaananyi mu bifo bya Buganda eby’enkizo eby’enjawulo.

Minisita Serwanga ategeezeza nti Obwakabaka bujja kuwagira bannabitone bano kubanga  Ssaabasajja Kabaka yasiima abavubuka abalina ebitone bayambibwako okubivumbula, okubikozesa obulungi n’okubifunamu ensimbi.

Minisita Noah Kiyimba y’ayanjudde abavubuka eri Minisita w’Abavubuka nga bano ye yasooka okubasisinkana ku lwa Katikkiro, b’amutuma abatuuse ku Minisita abatwala alabe Obwakabaka bwe bubakwatizaako okutumbula ebitone byabwe.

Abavubuka bano nga bakulembeddwamu Omulangira Kkolobe Siraje, ategeezeza nti balina ebibiina eby’enjawulo ebizannya firimu nga buli kimu kirina ba mmemba abasukka mu 30, ekibayamba okubeera n’emirimu mwe abaggya ensimbi ate n’okukuza ebitone byabwe, basabye Obwakabaka okubakwatizaako okusobola okutumbula ekisaawe ky’ebya firimu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist