• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Enteekateeka z’ okukuza Olunaku lw’ abaana ziwedde

Gambuuze by Gambuuze
February 11, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Enteekateeka z’ okukuza Olunaku lw’ abaana ziwedde
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Lubiri – Mmengo

Enteekateeka z’okukuza Olunaku lw’Abaana mu Buganda ziwedde  era olwa leero olukiiko olutegesi lulambudde ekifo era nerulambulula ku bisuubira ku olunaku luno.

Minisita w’Ekikula ky’Abantu Oweek Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo ategezeezza nga Minisitule bwefunye abaana okuva mu masaza ga Buganda 18 nga bano bagenda kuleeta ensonga ezibakwatako zimanyibwe. 

Owek. Mayanja akigumizza nti Nnaabagereka Sylvia Nagginda yagenda okubera Omugenyi omukulu ku mukolo guno era  gwakuyindira mu Lubiri e Mmengo. 

Owek. Nkalubo agamba nti Obwakabaka bulina enteekateeka y’abaana abato egendereddwamu okufuna engeri gyebuyinza okubayambako mu embeera zabwe eza buli olunaku nga kino kiggya kubasiggamu obuvumu nga bayita mu nteekateeka nga eno omuli okutontoma, okukungaanya ebirowoozo n’ebirala.  

Ye Ssentebe w’Olukiiko luno Muky. Esther Nakafu akunze amasomero okweyiwa mu bungi mu Lubiri enkya nga Obwakabaka bujjaguza olunaku luno. 

Olunaku luno lugenda kukuzibwa wansi w’omulamwa  ogugamba nti, “Eddoobozi ly’abaana lya mugaso mu nkulaakulaana ya Buganda ey’enkya”

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist