• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ssente Eziva Mu Mafuta Ziteekeddwa Kukulaakunya Bantu – Katikkiro Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
February 11, 2025
in Amawulire
0 0
0
Ssente Eziva Mu Mafuta Ziteekeddwa Kukulaakunya Bantu – Katikkiro Mayiga
0
SHARES
56
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye abatwala ekitongole ki East African Crude Oil Pipeline (EACOP) nebamwanjulira enteekateeka y’okuzimba omudumu gw’amafuta era naye naabasaba  okulaba nti ensimbi eziva mu mafuta ziganyula bannansi.

Ensisinkano eno eyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri era bano bamutegeezezza ng’ omudumu gumu bwegugenda okuva e  Hoima okutuuka e Tanga mu Tanzania.

“Amafuta kya bugagga, era eky’obugagga bw’obeera nakyo olina okukyeyambisa okukola ku byetaago byo naye ekikulu kye tulina okutunuulira ze ssente eziva mu mafuta zikozesebwa biki?” Katikkiro Mayiga bw’ategeezezza.

Katikkiro Charles Peter Mayiga asinzidde nakakasa nti  eno n’ategeezeza nti Obwakabaka buwagira omulimu okusima amafuta n’okugatambuza okutuuka ku katale gye getaagibwa, kyokka byonna ebikolebwa birina kukolebwa nga biyamba kukulaakunya bantu ate nebitakosa butondebwansi.

Owek. Mayiga agamba nti waliwo okusomozebwa nti amawanga agakyakula bwe gafuna ensimbi nga ez’amafuta ate gazizza mu kwejalabya, abantu baago me basigala mu bwavu obuyitirivu. Bwatyo asabye ssente eziva mu mafuta zitunuulizibwe ensonga enkulu nga; okukuuma obutondebwensi, okuwagira ebyobulimi n’obulunzi, ebyobulamu, ebyenjigiriza n’okukola enguudo ennungi okusitula ebyobusuubuzi.

Ye Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa ategeezeza nti enteekateeka ng’eno kikulu eveemu n’enkulaakulana ez’obuwangaazi ezigasa abantu era eky’okulabirako awadde kya kuzimba ebisaawe, amalwaliro oba amasomero eby’omutindo abantu bamanye nti enteekateeka nga zino tezigendererwa kufunibwamu ssente kyokka eri abazirimu, wabula zirimu n’okulumirirwa omuntu wa bulijjo.

Abagenyi b’Embuga nga Ssenkulu w’ekitongole East African Crude Oil Pipeline (EACOP), Omw. Guillaume Dulout bategeezeza nti omulimu gw’okuzimba omudumu gw’amafuta gubeetaagisa okuwuliziganya na buli muntu akwatibwako era y’ensonga ebaleese Embuga kubanga disitulikiti 7 kw’ezo ezigenda okuyisibwamu omudumu guno ziri mu Buganda.

Ono annyonnyodde nti baagala okukola omulimu guno wakati mu okukolagana n’Obwakabaka okulambikibwa mu nsonga ez’enjawulo ate nga bawagira n’enteekateeka nga ekibira kya Kabaka, okutambulira mu mbeera etakosa butonde, baliko ne bye basuubiza nga entegeka y’okuliyirira abantu abali mu bifo awanaayisibwa omudumu guno, okuwa abavubuka emirimu, okutuusa amazzi amayonjo ku bantu, okubunyisa amasanyalaze g’enjuba n’ebirala.

Ensisinkano eno yeetabiddwamu Minisita w’Amawulire mu Bwakabaka Israel Kazibwe Kitooke, Ssenkulu wa BICUL Omuk. Roland Ssebuufu awamu n’abakungu abalala

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.