• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Olunaku lw’ Abaana mu Buganda : Owek. Mayanja asabye abazadde obutalekerera baana

Gambuuze by Gambuuze
February 7, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Olunaku lw’ Abaana mu Buganda : Owek. Mayanja asabye abazadde obutalekerera baana
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Bulange – Mmengo

Minisita w’Ekikula ky’Abantu n’Obutondebwensi mu Bwakabaka, Owek. Mariam Mayanja Nkalubo Nasejje akuutidde abazadde okukuuma abaana baabwe n’okubakwasizaako basobole okufuuka abantu ab’omulamwa mu nsi.

Okwogera bino Minisita Nasejje abadde  asisinkanye olukiiko oluteesiteesi olw’olunaku lw’Abaana mu Buganda olunabaawo wiiki ejja nga 12 mu Lubiri e Mengo.

Owek. Nkalubo agamba nti abazadde balina okugoberera abaana babwe n’okumanya okusomoozebwa kwebasanga naye nabalabula ku mukwano ogusukiridde eri abaana.

Ono akunze abamasomero okuleeta abaana ku lunaku olwo kubanga waliwo bingi byebajja okuyiga okuva mu boogezi ab’enjawulo.

 Ssentebe w’Olukiiko oluteesiteesi Esther Nakafu ategeezezza nti bingi ku luno abazadde byebagenda okuganyulwa mu baana baabwe nga bayize basobole okukyuusa obulamu bwabwe.

Nakafu annyonnyodde nti ku lunaku olwo wakubaawo okukubaganya ebiroowozo ku nsonga ezifa ku baana n’ensonga  ezibaluma abakwatibwako bazitegeere.

Emikolo gino gisuubirwa okwetabwako Nnaabagereka Sylvia Nagginda n’amasomero agasoba mu kinaana gaguleeta abayizi okwetaba mu nteekateeka eno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist