• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obuwangwa

Owek. Wamala asisinkanye Olukiiko lwa Kkooti ya Kisekwa oluggya

Gambuuze by Gambuuze
February 3, 2025
in Eby'obuwangwa
0 0
0
Owek. Wamala asisinkanye Olukiiko lwa Kkooti ya Kisekwa oluggya
0
SHARES
53
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Bulange – Mmengo

Minisita w’ Ebyobuwangwa, Olulimi, Amasiro n’Ennono Owek. Anthony Wamala asisinkanye Olukiiko lw’Embuga ya Kisekwa oluggya nebateesa ku nsonga ez’enjawulo.

Ensisinkano eno eyindidde mu Bulange e Mmengo ku Mmande nga kino kiddiridde Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda II okusiima ku nkomerero y’omwaka oguwedde naalonda olukiiko oluggya okukulembera Embuga eno.

Ssentebe w’Olukiiko lw’eddiiro lya Katikkiro (Kisekwa) omuggya, Omuk. Dr. Robert Ssonko Kaanakuloopa n’olukiiko lwe oluvannyuma lw’okusisinkana Minisita batandise emirimu gyabwe mu butongole.

Owek. Wamala bano abasibiridde entanda yakukolera wamu nga bakulembeza obwerufu, obwesimbu, amazima n’okwekeneenya obulungi ensonga zonna ezibatuusibwako mu mirimu gye bagenda okukola.

Kinajjukirwa nti Olukiiko oluggya luliko abantu musanvu nga ku bano kuliko Ssentebe Omuk. Dr. Robert Ssonko – Kisekwa, Omuk. Salim Makeera – Omumyuka wa Kisekwa, Omuk. Lubega Ssebende – Omuwandiisi w’eddiiro ate abalala nga  Omuk. Andrew Kibaya, Omuk. Dan Kyagaba, Omuk. Samuel Walusimbi ne Omuk. Jamiru Ssewanyana.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist