• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita  Kawuki alambudde Kaggo eyawummula Owek. Tofiri Kivumbi Malokweza, akubirizza abaweereza ba Kabaka okubeera abeetowaze

Gambuuze by Gambuuze
January 30, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita  Kawuki alambudde Kaggo eyawummula Owek. Tofiri Kivumbi Malokweza, akubirizza abaweereza ba Kabaka okubeera abeetowaze
0
SHARES
76
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Kazo – Kyaddondo

Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ez’ Ebitundu mu Bwakabaka, Owek. Joseph Kawuki akubirizza Abantu abali mu buweereza bw’ Obwakabaka ku mitendera egy’ enjawulo okubeera abeetowaze era buli kyebakola bakikole n’ obumalirivu.

Obubaka buno, Owek. Kawuki abuwadde alambula kw’ eyali  Omwami wa Kabaka ow’ essaza Kyaddondo, Owek. Tofiri Kivumbi Malokweza gwasanze mu makaage e Kazo mu Kyaddondo ku Lwokuna.

Owek. Kawuki asinzidde eno n’akubiriza abaweereza Kabaka okukikola n’obumalirivu, ategeezeza nti Owek. Malokweza ebbanga lyonna awerezza Kabaka we mu bwetowaze, obuvumu n’obumalirivu nga ne mu kiseera ng’awummudde era nga mulwadde asigadde akyawagira emirimu gy’Obwakabaka naddala okulungamya abakulembeze abalala.

Minisita Kawuki yebazizza Katonda olw’obulamu bwa Owek. Malokweza ne yeebaza n’abooluganda lwe olw’okumulabirira obulungi naddala mu biseera bino nga mugonvu, era amusabidde Katonda ayongere okumuwa obuwangaazi ng’agamba nti ono kyakulabirako kirungi eri abantu abalala naddala abakulembeze.

Eyali Kaggo, Owek. Malokweza asabye abaweereza Kabaka okukikola mu mazima awatali kwebulankanya mu mbeera yonna, era Mukyala we agamba nti bba wadde mugonvu, naye ayagala nnyo okuwulira n’okugoberera ebifa Embuga naddala mu mawulire ne pulogulaamu za leediyo ez’enjawulo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist