• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga asisinkanye Ssenkulu wa BUCADEF Omuggya, amusabye okwongera amaanyi mu bulimi naddala emmwaanyi

Gambuuze by Gambuuze
January 28, 2025
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga asisinkanye Ssenkulu wa BUCADEF Omuggya, amusabye okwongera amaanyi mu bulimi naddala emmwaanyi
0
SHARES
61
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Pauline Nanyonjo

Bulange – Mmengo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga asisinkanye Ssenkulu w’ekitongole ky’Obwakabaka eky’obulimi ki BUCADEF omuggya,  Alfred Bakyusa naamuyozaayoza wamu n’okumukuutira okwongera okutumbula eby’obulimi naddala emmwaanyi okutumbula embeera z’abantu.

Ensisinkano eno eyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri nga yeetabiddwamu  Owek Hajji Amis Kakomo, Owek Israel Kazibwe Kitooke wamu ne ssentebe wa bboodi ya BUCADEF, Omuk.  Dr Ben Ssekamate.

“Tetwagala bantu ba Buganda kwekubagiza kale olw’okuba BUCADEF eri butereevu mu mirimu egikolebwa abantu ba Buganda abasinga obungi, twagala ekitongole kiteeke essira mu kusitula omutindo gw’emirimu egyo,” Owek. Mayiga bw’annyonnyodde.

Ono  amusabye okulabanga assa essira ku mirimu egyokulunda, okulima ebirime ebyamangu nga kasooli kuba waliwo obulimi n’obulunzi obutetaaga ttaka ddene atenga buvaamu ensimbi abantu nebakulaakulana.

Kamalabyonna amukuutidde okuteeka amaaso ku biruubirirwa by’Obwakabaka nga bwebiri kunsonga ze mmwanyi; ayongere ku bungi obulimwa, okwongera ku mutindo gwazo okuviira ddala mu nnimiro awamu n’ensonga endala.

Amusabye okuba omuyiiya ku mulimu gwe kuba awo asobola okutambuza ebyo ebirabika nga ebizibu okufuuka ebyangu nga ayise mu kwekubiriza n’okunyikira era buli kyakola akiteekeko amaanyi.

Minisita w’Ebyobulimi n’Obulunzi mu Bwakabaka, Owek. Amis Kakomo ateegezezza nti emitendera gyonna gyayitibwamu bulungi omugggya era Omuk. Bakyusa alina obukugu okuva mu matendekero ag’enjawulo era akoledde ebitongole ebigundiivu nga Centenary Bank ne KCB Bank ekikakasa nti ye muntu omutuufu.

Ssentebe wa Bboodi, Omuk. Dr Ben Ssekamate agambye nti balina esuubi nti Omwami ono ajja kukyusa ebyo ebibadde tebigenda bulungi maaso.

Dr. Ssekamate agattako nti mu bingi bboodi byeneyisa kwe kulabika nti ekitongole kino kyeyimirizaawo okusingira ddala mu by’ensimbi nga ogumu ku muwatwa oguyiyiziddwa ye mmere enkalu efulumiziddwa ekitongole kino nga eyitibwa “Emmere yaffe”.

Kinajjukirwa nti ekitongole ki  BUCADEF yatandikibwawo mu 1996 nga ekirubirirwa kyakuleeta nkulakulana mu bantu ba Kabaka era kulwensonga eyo yakwasibwa kawefube wa Mmwanyi Terimba buterevu mu 2016.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist