• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Batabukidde Sipiika Among olw’okwolesa obukyaayi ku Buganda n’okwawula mu bantu

Gambuuze by Gambuuze
October 25, 2024
in Amawulire, Eby'obufuzi
0 0
0
Batabukidde Sipiika Among olw’okwolesa obukyaayi ku Buganda n’okwawula mu bantu
0
SHARES
169
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Bulange – Mmengo

Abakulembeze mu Buganda batabukidde Sipiika wa Palamenti  Anita Among olw’okwawulayawula mu bantu n’okulaga obukyaayi ku Buganda byeyabadde akubiriza olukiiko okusalawo obanga ekitongole ki Uganda Coffee Development Authority (UCDA) kiteekebwe wansi wa Minisitule y’ebyobulimi.

Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu Palamenti, Joel Ssenyonyi ng’ono ategeezezza nti ebigambo bya Sipiika byabamazeeko ebyewungula kubanga tebamusuubira kubeera na ludda nga bwekyeyolese era abivumiridde nnyo. Wabula ono ajjukizza Sipiika nti ensonga teyabadde ya Baganda bokka wabula yabadde ya bannayuganda bonna.

Ssentebe w’Akabondo k’ababaka ba Palamenti abava mu  bitundu bya Buganda, Muhammad Muwanga Kivumbi agamba nti agenda kuyita ababaka b’akulembera basalewo kyebazzaako ku nsonga eno kubanga mu mateeka Sipiika talina kulaga ludda era nti singa abadde mu mawanga agamu, kati yandibadde yalekulidde dda.

Ono era ategeezezza nti okubeera Omuganda ssi musango era ekyo Sipiika Annet Anita Among asaana akimanye

Ye Loodimmeeya wa Kampala, Erias Lukwago anyonnyodde nti ebigambo Sipiika byeyakozesezza bimenya mateeka ate musango gwa nnaggomola era biyinza n’okuvaamu ekitirimbula bantu.

Eyali minisita w’ebyobulimi n’obulunzi era omuwabuzi wa Pulezidenti, Vicent Ssempijja agambye nti agenda kunoonya Sipiika boogeremu ku nsoga z’ebigambo bye ebyasiikudde emeeme z’Abaganda. Minisita Ssempijja era asekeredde abakubagana empawa olw’ennongoosereza mu tteeka ly’emmwanyi n’abawa amagezi nti bwebaba baagala okuziggusa obulungi  bagende bamwebuuzeeko abeeko byababalambululira kubanga yeyaleeta etteeka eryo.

Eggulo Sipiika Among yawulikise ng’akunga abamu ku babaka ba Palamenti okulemesa ababaka abava mu Buganda okuyisaamu enteekateeka yabwe ey’okulemesa ekiteeso kino era kino bangi baakitapuse nga okuba n’enge ku Baganda

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist