• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ssaabasajja Kabaka asiimye obuweereza bwa Bp. Balagadde Ssekadde

Gambuuze by Gambuuze
October 17, 2024
in Amawulire
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka asiimye obuweereza bwa Bp. Balagadde Ssekadde
0
SHARES
134
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’aweereza obubaka obw’okusaasira eri ab’enju y’omugenzi Rt. Rev. Bp. Samuel Balagadde Ssekadde omulabirizi w’e Namirembe eyawummula ayafa ku bbalaza ya ssabbiiti eno nga 14 Mutunda

Nnyinimu obubaka abutisse Omulangira David Kintu Wasajja era abusomedde mu kkanisa e Namirembe ewabadde okusabira omwoyo gw’omugenzi. Asaasidde nnyo Nnamwandu Allen Ssekadde olw’okuviibwako munne gw’awangadde naye ebbanga eddene mu buweereza ne mu kuwummula, mu ngeri y’emu asaasidde ne bamulekwa olw’okufiirwa kitaabwe mu ngeri ey’amangu.

“Omugenzi tumumanyidde akaseera kawanvu, era we yabeerera omulabirizi w’e Namirembe yakolagananga bulungi n’Obwakabaka wamu ne Nnamulondo, abadde wa kisa, mwetowaze ng’awa buli muntu ekitiibwa, tumusaaliddwa nnyo” Kabaka Mutebi II.

Omuteregga yebazizza Katonda olw’obulamu bw’awadde Bp. Ssekadde ate n’obuweereza bw’amusobozesezza okukola, era amusabidde  Mukama amuwummuze mirembe.

Okusaba kuno kwetabiddwamu Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda, Abalangira n’Abambejja, Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro Owek. Robert Waggwa Nsibirwa, Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Baminisita ba Kabaka, n’Abaami be ku mitendera egy’enjawulo.

Omugenzi aziikiddwa ku biggya by’Abalabirizi ku lutikko e Namirembe

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist