• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Abayizi bakubiriziddwa okunyweza emisomo gyabwe bagase ensi

Gambuuze by Gambuuze
October 4, 2024
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Abayizi bakubiriziddwa okunyweza emisomo gyabwe bagase ensi
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Buloba – Busiro

Omusumba w’essaza ly’e Lugazi eyawummula Mathias Ssekamaanya akubiriza abayizi  obutasaagira mu misomo  era beekwase Katonda basobole okugasa ensi.

Obubaka buno Omusumba Ssekamaanya abuweeredde ku ssomero lya Lubiri High school e Buloba ku Lwokutaano bw’abadde ayimba emmisa ewonga abayizi abagenda okukola ebibuuzo byabwe ebyakamalirizo okuli aba Siniya Ey’okuna ne Siniya Ey’omukaaga.

Omusumba Ssekamaanya  abayizi abakuutidde okubeera n’empisa kibayambe okutangaaza emikisa gyabwe mu  biseera by’omu maaso.

Ono asabye abazadde okufaayo ennyo eri abaana baabwe baleme kubalekera nsi kubanga buno buvunaanyizibwa bwabwe.

Yeebazizza abasomesa nabalabirira abayizi olw’okubeera abawanika abalungi eri abaana eggwanga.

Minisita w’Ebyenjigiriza, Owek. Chotilda Nakate Kikomeko yeebaziiza Nnyinimu  olw’okutandikawo amasomero agenjawulo okutuukira ddala  matenderkero aga waggulu, ssaako okutandiikawo amalwaliro abayizi abamu mwebayinza okufuna emirimu nga bamaze okusoma.

Owek. Nakate era akubiriza abayizi bano okubeera abanyiikivu nga bagoberera omubala gwesomero lyabwe “ogutatenya” nabakuutira bulijjo okwegwefumitirizaako  okusobola okubaako we batuuka mu bulamu bwabwe obwabulijjo.

Omukulu w’essomero lino, Omuk. Charles Ssebina  yeebazizza nnyo abazadde abafisizaawo akadde okwetaba mu kusabira abayizi bano era nasuubiza nti abayizi bano bakuyitira wagulu olwengeri gyababateeseteese.

Ono era yebaziiza abayizi abagenda okutuula ebigezo olwokubeera abawulize era abempisa nabakuutira okunyweza empiisa Eno okusobola okutwala mu maaso obulamu bwabwe,

Emmisa eno yeetabiddwamu amasomero amalala okuli;  Lukwanga SS, Nabukalu church of Uganda Primary Cchool ne Kamya Memorial primary school.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist