• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Msgr. Ssemusu atenderezza omutindo gw’essomero lya Lubiri High

Gambuuze by Gambuuze
October 3, 2024
in Agafa e Mengo, Ebyenjigiriza
0 0
0
Msgr. Ssemusu atenderezza omutindo gw’essomero lya Lubiri High
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Msgr. Fr. Dr. Ssemusu Lawrence atenderezza omutindo essomero lya Lubiri High kweliri era neyeebaza abakulira essomero lya Lubiri High School Mmengo olw’enkola enunngi ey’okusabira abayizi gyategeezezza eyongera okunywereza abayizi ku Katonda n’abalungamya.

Obubaka buno Msgr. Ssemusu abuweeredde mu kitambiro kya Mmisa eky’okusabira abayizi abagenda okutuula ebibuuzo ebya S4 ne S6 gye bujja ku ssomero lino ku Lwokusatu.

Ono era akuutidde  abayizi okwolesa empisa n’ebikolwa ebibaawula ku balala bakwatire essomero ly’Obwakabaka bendera ey’ebikolwa ebirungi.

Dr. Ssemusu agambye nti mu lutabalo lw’okusoma abayizi bonna balina okuwaayo obudde obumala nebeefumiitiriza ku byebasoma okusobola okufuna obubonero obulungi mu bigezo byabwe ebyakamalirizo.

Minisita w’Ebyenjigiriza mu Bwakabaka, Owek. Nakate Choltilda Kikomeko, yeebazizza nnyo buli omu alina kyakoze mu kusoma kw’abayizi bano era n’asaba  abayizi ab’ekibiina eky’okuna okudda ku ssomero eryo mu kibiina eky’okutaano, naabo abagenda okutuula eky’omukaaga abasabye okugenda ku Muteesa 1 Royal University.

Owek. Kikomeko  era asabye amasomero ga pulayimale agabaddewo omubadde Lubiri Nnabagereka Primary School, St. Andrew Kaggwa Primary School ne Kyaggwe Road Primary School okwegatta ku ssomero eryo nga batuuse mu siniya.

Bbo abayizi abeetabye mukitambiro kino baweze okukola n’amaanyi gaabwe gonna okuweesa essomero lino ekitiibwa.

Abayizi abagenda okutuula ebigezo by’omulundi guno beebo abatambulidde mu nsengeka y’ensoma empya (curriculum) era Omukulembeze w’essomero lino Muky. Nampijja Immaculate, agamba nti byonna ebyetaagisa omuyizi okuyira obulungi babikoze kisigadde gyebali okubissa ku mpapula.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist