• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Nkalubo asabye Gavumenti eyongere ssente mu kukuuma Obutonde bw’ensi

Gambuuze by Gambuuze
October 2, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Nkalubo asabye Gavumenti eyongere ssente mu kukuuma Obutonde bw’ensi
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita  w’Obutondebwensi mu Bwakabaka Owek. Mariam Mayanja  Nkalubo  asabye Gavumenti eyongeze ku nsimbi zeteeka ku kukuuma Obutondebwensi mu mbalirira yaayo. Owek.Nkalubo agamba ensimbi entono eziweebwayo kyekimu ku byongedde ebikolwa by’okutyoboola obutonde.

Okwogera bino Owek. Mayanja abadde aggulawo omusomo gw’ abavubuka okuva mu Masaza agenjawulo ku butondebwensi mu Bulange e Mengo ku Lwokubiri. Owek. Nkalubo era asabye abavubuka okukozesa obulungi omulembe Ssaabasajja Kabaka gweyabakwasa nga bakuuma n’okutaasa Obutondebwensi.

Omukwanaganya  w’Emirimu mu woofiisi y’Obutondebwensi, Teddy Nambooze Galiwango ategeezezza nti okubangula buno kwakuyamba abavubuka okumanya obukulu bw’okukuuma Obutondebwensi era babumanyise n’abalala.

Bbo abavubuka abeetabye mu musomo guno baweze okuteeka mu nkola byebayize okutaasa ebiseera bya Buganda ne Uganda ebyomu maaso.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist