• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obukulembeze bw’abavubuka ku mutendera gw’emiruka butongozeddwa

Gambuuze by Gambuuze
September 23, 2024
in Amawulire
0 0
0
Obukulembeze bw’abavubuka ku mutendera gw’emiruka butongozeddwa
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Makindye

Obukulembeze bw’abavubuka ku mutendera gw’emiruka butongozeddwa  ku mukolo ogubadde mu Mbuga y’eggombolola ya Makindye Mutuba III era nga kitegeezeddwa nti enteekateeka y’okulonda obukulembeze buno egenda kutambuzibwa mu ggombolola zonna okwetoloola Buganda. Enteekateeka eno etongozeddwa  minisita w’Abavubuka,  Emizannyo n’Ebitone,  Owek. Minisita Robert Serwanga era abakulembeze abalondeddwa nebakuba ebirayiro okutandika obuweereza mu butongole.

Owek. Serwanga asinzidde ku mukolo guno n’akubiriza abavubuka okubeera obumu n’okufaayo okugaziya okumanya kwabwe kibayambe okukula n’okuteekebwateekebwa mu by’obukulembeze. Owek. Serwanga agamba  obukulembeze bukolebwa baliwo era ayagala okubwenyigiramu talina kwebulankanya bwatyo nasaba abakulembeze b’abavubuka ku mitendera egy’enjawulo okufaayo okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe.

Mu ngeri yeemu, Minisita Serwanga akuutidde abavubuka okweyambisa emikutu gy’ebyempuliziganya egy’Obwakabaka emitongole basobole  okugoberera n’okumanya ebigenda mu maaso mu Bwakabaka n’okwewala okulimbibwa ku mitimbagano.

Obukulembeze bw’Abavubuka buzimbibwa okuva ku Masaza, Eggombolola nga, buteereddwa ne ku Miruka okwongera okukumaakuma abavubuka ba Buganda batambulire mu buwuufu bwa Ssaabasajja Kabaka n’okulambikibwa kwa Gavumenti ye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist