• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

 Obukama bwa Tooro bujaguzza Amatikkira aga 29 ag’Omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV

Gambuuze by Gambuuze
September 12, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
 Obukama bwa Tooro bujaguzza Amatikkira aga 29 ag’Omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV
0
SHARES
41
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Fort Portal- Rwenzori

Obukama bwa Tooro bujaguzza amatikkira aga 29 ag’Omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV.

Ku mukolo guno oguyindidde mu Lubiri lw’Omukama e Karuziika mu kibuga Fort Portal, obwakabaka bwa Buganda bukiikiriddwa Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Oweek.  Patrick Luwaga Mugumbule, ne Minisita wa Bulungibwansi n’obutondebwensi n’ekikula ky’Abantu, Oweek. Hajjat Mariam Nkalubo Mayanja, omubaka wa Kabaka mu Ssaza Rwenzori, Oweek Samuel Ssempeebwa Mukiibi n’Olukiiko lwe.

Oweek. Mugumbule agamba nti kikulu nnyo okunyweza enkolagana n’obukulembeze bw’ennono obwenjawulo kubanga empisa n’obuweereza bufaanagana nga byonna bigendereddwamu okukulaakulanya abantu naddala abavubuka.

Mu kwogerako eri abantube, Omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV, asabye abantu be Tooro okukuuma ettaka lyabwe baleme kulitunda era beewale okuwuliriza ebigambo bya bannakigwanyizi ebiwubisa abantu nti Obukama bwa Tooro bugenda kubasenda ku bibanja byabwe, era kino akiwakanyizza wabula n’asaba abantu okubeera obulindaala banyweze obusenze ku ttaka ly’obwakabaka.

Omukolo gwetabiddwako abagenyi abenjawulo, era bonna baweze okutambulira ku bigambo bya Omukama byabakalaatidde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist