• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abasinze okujjumbira Oluwalo mu Buweekula  baweereddwa ettu

Gambuuze by Gambuuze
September 9, 2024
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Abasinze okujjumbira Oluwalo mu Buweekula  baweereddwa ettu
0
SHARES
73
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Kiyuni – Buweekula

Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu mu Bwakabaka, Owek. Joseph Balikuddembe  Kawuki akunze abantu ba Kabaka okujjumbira enteekateeka z’Obwakabaka bongere okuzimba Buganda n’okutumbula embeera zaabwe.

Obubaka buno Minisita Kawuki abuweredde mu Ggombolola ya Musaale Kiyuni mu Buweekula, bw’abadde akwasa Omuluka n’omuntu eyasinze okuwaayo Oluwalo olulungi mu nkola y’okwagazisa abantu okuwagira emirimu gy’Embuga.

Omukyala  Muky. Nabuuso Christine yeyasinze ku mulundi guno nga ono yawaayo ensimbi eziwera emitwalo nsanvu mu lukumi (701,000/=).

Ono  Owek. Kawuki amuwadde  enkoko n’ebirabo ebirala agende awuutemu ssupu.

Omuluka gwa Ssaabagabo Katente gwe gwasinga emirala mu Ggombolola eyo era nabo baweereddwa ebirabo ebyakwasiddwa Omwami wa Kabaka atwala Omuluka ogwo.

Owek. Kawuki asanyukidde enkola eno naagamba nti yakwongera okuleetawo okuvuganya okwamaanyi mu bitundu nokwongera okulinnyisa ku bungi bw’oluwalo oluva mu Ssaza Buweekula olwo obwakabaka nebusobola okubateekerateekera obulungi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist