• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abakyala e Scandinavia babanguddwa mu mirimu gy’emikono n’entambuza y’Amaka

Gambuuze by Gambuuze
August 26, 2024
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Abakyala e Scandinavia babanguddwa mu mirimu gy’emikono n’entambuza y’Amaka
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Ttabamiruka w’Abakyala ba Buganda mu Scandinavia. Abakyala babanguddwa mu ntambuza y’Amaka n’emirimu egy’emikono.

Okubangula kuno kukoleddwa Ssentebe wa Ttabamiruka w’Abakyala mu Buganda, Dr. Sarah Nkonge Muwonge mu kibuga Stockholm ekya Sweden.

Dr.   Nkonge awadde abakyala omusomo ku Maka amalungi, obulamu bw’Omukyaala, okuteekateeka Abakyala nebafuna obukugu mu mirimu egyenjawulo.

Omusomo gukulembeddwa alipoota ya “Pilot project” ey’essaza Scandinavia eyaweereddwa Muky. Janet Magato owa AfriSwed abakolagana n’essaza okuyamba abalimi okulima omuwemba.

Bano era balina enteekateeka okuyambako omulimi okufuna waalimira, okufuna ensigo, n’okutendekebwa era nebafuba okulaba nga omulimi oyo azzaayo ensimbi zebaamuteekamu nga amaze okufuna amakungula.

Ekigendererwa mu puloojekiti eno kwekusitula embeera z’abantu, n’okunyweza enkolagana y’Abakyala mu Ssaza Scandinavia n’Abakyaala ba Ttabamiruka wamu nokulaba engeri y’okwenyigira mu bikolebwa abakyala mu masaza.

Omusomo gwakubiriziddwa muky. Beatrice Kiwanuka atwala ekitongole ky’Abakyala n’abaana mu e Scandinavia.

Oluvannyuma lwa Ttabamiruka, wabaddewo okusiima abaweereza abaawummula okuli; Omuk. Rose Ntongo Mayanja ne Olivia Nankya olw’obuweereza bwabwe eri abantu ba Scandinavia n’Obuganda.

Atwala essaza Scandinavia, Owek. Nelson Mugenyi, mukwogera kwe yeebazizza nnyo abaweereza abo okwewayo okuweereza nga tebeebalirira, okwagala Obuganda wamu n’Okubeera abawulize eri  Ssaabasajja Kabaka. Bawereddwa ebbaluwa ezibeebaza wamu n’ejjinja.

Basinzidde mu nsisinkana eno nebakuza olunaku lwa “Buganda Day” mu Scandinavia olukuzibwa buli mwaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist