• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Kawuki asabye abe Bugerere okunnyikiza obukozi, banyweze okulambika okubaweereddwa

Gambuuze by Gambuuze
August 18, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Kawuki asabye abe Bugerere okunnyikiza obukozi, banyweze okulambika okubaweereddwa
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bugerere

Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu, okulambula kwa Kabaka n’ensonga za Buganda ebweru, Oweek Joseph Kawuki akomekkerezza  okulambula Ggombolola ezenjawulo mu Bugerere naasaba abaayo okunnyikiza obukozi bulijjo. 

Okulambula kuno kwakulemberwamu okutuuza Omwami w’Essaza Mugerere

 kaweefube wokulambula Ggombolola ezenjawulo mu Ssaza Bugerere. 

Okulambula kuno kwakulemberwamu okutuuza Omwami w’Essaza Mugerere n’Abamyuka be ku lwookusatu nga 14 Muwakanya, n’okukyalirako Omulangira Namuyonjo Tadeo Kayemba mu Lubiri lwe e Wabunyonyi. 

Mu nnaku eziddiridde Minisita Kawuki alambudde embuga ze Ggombolola okuli, Mutuba 1 Kitimbwa, Ssaabawaali Galiraya, Ssaabaddu Bbaale, Ssaabagabo Kayonza, Musaale Kangulumira, Mutuba II Nazigo, Mutuba III Busaana, ne Mumyuka Kayunga.

Mu ngeri yeemu asisinkanye obukulembeze bwa District ye Kayunga neboogera ku nsonga eziruma abantu naddala enkaayana z’ettaka ery’embuga ze Ggombolola. 

Atuuseeko mu masinzizo ag’enjawulo okuli okusaala Juma ku muzikiti gw’omussomero lye Namagabi, okusaba Sande mu Keleziya ya Our Lady Of Fatima e Kayunga. 

Olugendo aluwunzikidde mu nsisinkana n’Abaami be Ggombolola zonna, Abamyuka baabwe wamu n’abakulira ebitongole ku maggombolola.

Mu kwogera kwe, abasabye beefumiitirize kwebyo ebyabagambiddwa mu kulambula, era bafube okujjuza ebifo by’obukiiko ate bateekemu abantu abalina obusobozi era nga bakozi.

Yeebazizza Ggombolola ezirina empuliziganya n’enkolagana ennungi ng’akabonero akalaga nti emirimu gitambulira wamu mu baami ku buli mutendera. 

Abakuutidde okunyweza obukulembeze obutayuugayuuga emirimu gibanguyire.

Ggombolola Mumyuka Kayunga enokoddwayo ng’ekyokulabirako olw’enteekateeka ennungi ey’obukulembe bwabwe, enzirukanya y’emirimu, empuliziganya y’abaami, obukozi n’enkolagana n’abalala. Minisita asabye Ggombolola endala zitwale eky’okulabirako kino era bagyeyambise okufuna amagezi nabo bagende beerwaneko. 

Mu buufu bwe bumu, akwasizza Abaami abenjawulo ebbaluwa ezibakakasa mu buweereza bwabwe. 

Ekigendererwa ky’okulambula Amaggombolola gano, kwe kusibusa obukulembeze mu baami, okumanya entambuza y’emirimu, okubangawo enkolagana n’abalala, nokunyweza eby’obugagga by’obwakabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist