• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Serwanga alambudde emirimu egikolebwa abavubuka mu ssaza Kkooki

Gambuuze by Gambuuze
August 18, 2024
in Amawulire
0 0
0
Minisita Serwanga alambudde emirimu egikolebwa abavubuka mu ssaza Kkooki
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Minisita Robert Sserwanga alambudde Abavubuka abalima emmwanyi, abalima ennyaannya, bamakanika n’abalala naabeebaza okubaako kyebakola nebatalinda kuweebwa.

Owek. Sserwanga akubirizza abavubuka okudda mu byalo beeyambise obukugu bwe balina okukola emirimu egivaamu ensimbi, abasabye okutandika n’akatono ke balina nga bwe n’akuza emirimu mpola mpola.

Akubirizza abantu ba Kabaka e Kkooki okwongera okunywerera ku Kabaka n’okwettanira enteekateeka z’Obwakabaka zonna.

Oweek. Serwanga mu lugendo luno atambudde n’Omukwanaganya w’emirimu mu Ssaza Kkooki Oweek. Gertrude Ssebuggwawo, Ssentebe w’Abavubuka mu Buganda Omw. Baker Ssejjengo n’abakulembeze abalala ku mitendera egy’enjawulo.

Minisita oluvuddeyo yeetabye ku mupiira wakati wa Buddu ne Butambala nga guno Buddu eguwangudde ggoolo 1:0. Omwami w’Essaza Buddu, Pookino Jude Muleke naye yeetabye ku mupiira guno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist