• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Omumyuka wa Mukwenda asabye abakulembeze mu Ssingo okuweereza n’obumalirivu

Gambuuze by Gambuuze
August 15, 2024
in Eby'obufuzi
0 0
0
Omumyuka wa Mukwenda asabye abakulembeze mu Ssingo okuweereza n’obumalirivu
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Ssingo

Omumyuka  ow’okusatu ow’omwami akulembera essaza Ssingo,  Stephen Jjumba asabye abakulembeze okuweereza n’obumalirivu basobole okuggusa obuvunaanyizibwa bwabwe mu budde.

Obubaka buno Jjumba abuwadde atongozza obukiiko bw’ebitongole bisatu ebinayambako okutambuza emirimu mu ssaza Ssingo ku Lwokuna.

Omw. Jjumba ategeezezza nti essaza lirina enteekateeka nnyingi ezigenderera okukulaakulanya abantu ba Kabaka ate nokukyusa endabika y’Embuga naye nga ekyo kyakutuukibwako singa abakulembeze nenkiiko zonna mu ssaza zikola obuvunaanyizibwa bwabwe.

Ono alambuludde enteekateeka y’Omulabba egenda okutandikibwako ng’eno Mukwenda waakutalaaga essaza lyonna ngasisinkana abantu ba Kabaka okuwaayo ensimbi okuwanirira enteekateeka ya Bbulula Matutuma ngeno era erimu okuddaabiriza ennyumba y’Embuga ya Ssingo, okuzimba bbugwe ku mbuga ate nokuzimba ekkadiyizo ery’omulembe ku  kitebe ky’essaza.

Ku nkiiko ezitongozeddwa kuliko olwa Bulungibwansi olukulirwa Muky Namutebi Lachan Emily, olwebyobulimi olukulirwa mwami Muyimbwa Frank ssaako olukiiko lw’ebyobulamu olukulirwa Mukyala Namirembe Stella nga abakiise ku nkiiko zino bavudde mu ggombolola ezikola essaza Ssingo.

Mukwenda yeebazizza olw’okubugu obutunuuliddwa mukutondawo enkiiko esatu zino nalaga essuubi nti zigenda kukola nnyo okutumbula embeera y’abantu ba Kabaka mu ssaza Ssingo.

Abakiise banjulidde Mukwenda enteekateeka zebalina eri essaza nengeri gyebagenda okutambuzaamu emirimu gyabwe, bwebatyo nebeebaza Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka okubalengera nabawa obuvunaanyizibwa buno mu ssaza Ssingo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist