• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Wamala alambise Ebika ku nsonga nnya (4) ezinaabiyamba okubeera ebyamaanyi

Gambuuze by Gambuuze
August 13, 2024
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Minisita Wamala alambise Ebika ku nsonga nnya (4) ezinaabiyamba okubeera ebyamaanyi
0
SHARES
62
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafic Miiro

Namukuma – Kyaggwe

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Oweek. Dr. Anthony Wamala alambise abakulira Ebika mu Buganda ku nsonga enkulu 4 eziyinza okubiyamba nebiddamu okubeera ebyamaanyi nga bwegwali okuva edda.

Obubaka buno, Owek. Wamala abuweeredde ku kyalo Namukuma mu Kyaggwe bw’abadde alambula obutaka bw’Ekika ky’Enkejje ku Lwokubiri.

Oweek. Wamala agamba nti ensonga enkulu ziri nnya ezinaayamba Ebika okuddamu okubeera n’omugundu era okubeera eby’amaanyi nga mu zino mulimu;

1. Okunyweza Obukulembeze bw’Ekika ku mitendera gyonna.

2. Okukuuma eby’obugagga bw’Ekika nga kino kikolebwa okuyita mu kuwandiisa olukiiko lw’Abayima ababuli Kika, nga bano bavuvanyizibwa okukuuma eby’obugagga bw’Ekika byabwe.

3. Okukunga n’okwagazisa abazukkulu emirimu gy’Ekika nga wano kuliko okutereeza n’okulongoosa Obutaka butuukagane n’omutindo okusikiriza abantu bonna okweyagalira ku butaka bwabwe.

4. Okutema empenda ezikulaakulanya Ebika, obukulembeze bw’Ebika bubeere n’ennyigiza nga buteekawo n’enteekateeka eziganyula abazukkulu.

Ono annyonnyodde nti bino byonna bwe bikolebwa obulungi, Ebika bijja kubbululwa bive mu kwekubagiza bituuke ku mutendera ogw’obutanyomebwa mu mbeera yonna.

Ye Omukubiriza w’Olukiiko lw’Abataka, Nnamwama Augustine Kizito Mutumba naye asinzidde wano naavumirira eky’abantu okwekuumira ku ndowooza nti eby’abazungu   bye bisinga bye baasanga wano nakakasa nti kino kyongedde ku kuzing’ama kw’Abaddugavu.

  Bwatyo akubirizza abantu ba Buganda okudibya endowooza eyo batandike okweyagalira mu buwangwa n’Ennono zaabwe, ng’akikaatiriza nti obuwangwa bw’omuntu bwe butonde bwe.

Omutaka Kikwata Mugolo Ronald, omukulu w’Ekika ky’Enkejje yeebaziza nnyo Minisita olw’enteekateeka ey’okulambula Ebika, gy’agambye nti ejja kuvaamu ebibala bingi ddala, bwatyo asabye abazukkulu okujjumbiranga emirimu gy’Ekika n’okufaayo okumanya obuvo bwabwe kiyambeko okuzimba Obumu mu bazukkulu bonna.

Akiikiridde Ssekiboobo, Oweek. Dan Ssempala yeebaziza nnyo Minisita olw’omulimu gw’aliko ogw’omulambula Ebika era agamba nti enteekateeka eno esimbira ddala mu mulamwa gw’Amatikkira aga 31 ogugamba nti ‘Obumu bwaffe ge maanyi ga Nnamulondo’ kubanga ezuukuusa obukulembeze bw’Ebika wamu n’abazukkulu.

Ono akuutidde abazzukulu mu Bika byabwe   okunyweza obumu ne mu kiseera nga waliwo okusoomozebwa, ebisoomooza bisalirwe amagezi abantu basigale nga batambulira wamu.

Kinajjukirwa nti, Obutaka bw’Ekika ky’Enkejje weetwogerera butudde ku yiika 8 entongole era nga wano waliwo ekigango ekibaddewo emyaka egisoba mu 100, nga waliwo n’ekizimbe ky’ekitaawuluzi ekizimbibwa wamu n’okulima ebikajjo n’emmere ebikolebwa mu kifo kino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.