• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bannakisinde ki PLU baleese  Amakula ng’Obuganda bwetegekera Amatikkira

Gambuuze by Gambuuze
July 30, 2024
in Amawulire
0 0
0
Bannakisinde ki PLU baleese  Amakula ng’Obuganda bwetegekera Amatikkira
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Mmengo – Kyaddondo

Nga twetegekera amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II aga 31, ebitongole n’abantu abenjawulo batandise okuleetera Beene ebirabo ng’akabonero ak’omuyozaayoza okutuuka ku lunaku luno.

Olwa leero bannakisinde ki Patriotic League of Uganda (PLU),  basitukiddemu nebakiika embuga n’Ente kkumi nebasaba Beene asiime gafuuke Amakula.

Bano bakulembeddwamu amyuka Ssentebe wa PLU mu ggwanga, Michael Nuwagira Kaguta Toyota muto wa Pulezidenti Museveni.

Bw’abadde abatikkula Amakula gano, Minisita w’Obuwangwa Ennono n’Obulambuzi, Oweek Dr. Anthony Wamala kulwa Kamalabyonna akunze bannabyabufuzi bulijjo okubeera abaweereza b’abantu mu kifo ky’okubanyigiriza.

Bano Owek. Wamala abeebazizza olw’okugatta abantu b’eggwanga awatali kwawula mu ndowooza zaabwe mu by’obufuzi n’enzikiriza nategeeza nga kino bwe kikwataganira ddala n’ekigendererwa kya Nnyinimu eky’okunyweza obumu mu bantu be.

Owek. Wamala era abeebazizza olw’okukolagana obulungi n’obwakabaka, bwatyo naabasaba okwongera okubeera a bawulize eri Nnamulondo.

Minisita w’ Amawulire okukunga era omwogezi w’Obwakabaka, Owek Israel Kazibwe Kitooke yeebazizza bannakisinde kino olw’okubeera abawulize eri obwakabaka era naabakubiriza okwettanira enteekateeka z’obwakabaka.

Amyuka Ssentebe wa PLU mu ggwanga, Nuwagira Michael Toyota Kaguta yeebazizza obwakabaka olw’okubaniriza entakera buli lwebajja embuga era bayozaayozezza Beene olw’okutuuka ku matikkira ge ag’omulundi ogwa 31.

Ye minisita omubeezi ow’ekikula ky’Abantu mu gavumenti ya wakati, Hon. Balaam Barugahara yebazizza katonda olw’okusobozesa Nnyinimu okudda ku butaka nga Mulamu nekiyamba okussa ekkomo ku bibadde bibungeesebwa nti yawambibwa.

Ensisinkano eno yetabiddwamu abakulembeze abenjawulo okuli ababaka ba Paalamenti, nga Hon Daudi Kabanda ssaabawandiisi w’ekisinde kino, Omubaka Twaha Kagabo munnakisinde, Hon Grania Hope Nakazibwe, Hon Grace Baryeku nabalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist