• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abavvoola Nnamulondo mukwatibwe ku nsonyi mwetondere Obuganda – Owek. Kiyimba

Gambuuze by Gambuuze
July 23, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abavvoola Nnamulondo mukwatibwe ku nsonyi mwetondere Obuganda – Owek. Kiyimba
0
SHARES
30
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Mmengo – Kyaddondo

Minisita wa Kabinenti, Olukiiko n’Ensonga za Woofiisi ya Katikkiro,  Owek. Noah Kiyimba asoomoozezza abalyolyomi abaludde nga boogerera Obwakabaka ebisongovu okufuna ku nsonyi beetondere Nnamulondo oba sikyo baboolebwe.

Minisita Kiyimba agamba nti bano balina okukimanya nti Obuganda tebusobola kubasonyiwa singa tebavaayo nebeenenya.

Okulabula kuno Minisita Kiyimba akuweeredde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri bw’abadde atikkula Oluwalo lwa bukadde 5 n’omusobyo okuva mu bantu ba Beene ab’Eggombolola ya  Mutuba 16 Lwankoni mu Buddu, Mutuba 9 Kabira mu Busiro saako ne bammeeya ba Ttawuni Kkanso  ye Katabi, Kakiri ne Namayumba mu Busiro.

Owek. Kiyimba agamba nti abantu bano bamanyiddwa era baludde nga bavvoola n’okutyoboola  Obuganda nga tekikola makulu okubaleka okuyinaayina nga baweebuula Nnamulondo ebitagambika okuggyako nga Nnyinimu asiimye naabawa ekisonyiwo.

Wano Owek. Kiyimba ajjukizza abakulembeze mu Bwwkabaka okufaayo batuukirize obuvunaanyizibwa bwabwe  kiyambe okulambika abantu ba Beene basobole okwettanira enteekateeka za Buganda ezibatwala mu maaso ng’ Emmwaanyi Terimba n’endala.

Bano Owek. Kiyimba abakubirizza okwongera amaanyi mu lutalo lw’okulwanyisa Mukenenya era beekuume amakubo agayitamu ekirwadde kino era bwekityo abakwatibwa edda bafeeyo okumira eddagala era banywerere ku biragiro by’abasawo.

Owek. Kiyimba era asabye abazadde okusomesa abaana baabwe okusobola okutangaaza ebiseera byabwe eby’omu maaso saako n’okubawa omwagaanya okubeera ab’omugaso muggwanga lyabwe.

Mu ngeri ey’enjawulo yeebazizza bammeeya abakiise embuga olwa leero olwokubeera eky’okulabirako ekirungi bwatyo naabasaba okukubiriza bannabwe okwettanira okukiika embuga bamanye ensonga.

Bammeeya bano  baweze okukunga banaabwe abalala abatalabiseeko olwaleero okwetaba mu luwalo omwaka ogujja.

Ensisinkano eno yetabiddwamu abakulembeze abenjawulo ku mitendera egy’enjawulo n’abantu ba bulijjo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist