• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka akomyewo okuva e Namibia gyabadde ajjanjabirwa

Gambuuze by Gambuuze
July 22, 2024
in Amawulire
0 0
0
Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka akomyewo okuva e Namibia gyabadde ajjanjabirwa
0
SHARES
52
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Francis Ndugwa

Entebbe – Busiro

Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi akomyewo ku butaka okuva e Namibia gyamaze akabanga nga awummuddemu wamu n’okulaba abasawo abakugu ku nsonga z’obulamu bwe.

Omutanda yatuuse ku Ssande mu kiro ekikeesezza olunaku lwa Mmande Omutanda atuuse ku ssaawa zibadde mwenda n’eddakiika 40 ez’ekiro ekikeesezza monday nga 22 July,2024.

Nnyinimu  ayaniriziddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, Nnaabagereka Sylvia Nagginda, Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga, Abaana b’Engoma okuli, Omulangira Crispin Jjunju Kiweewa, ne Nnaalinnya Victoria Nkinzi.

Katikkiro mu kwogerako eri ab’amawulire n’abantu ba Buganda abeebazizza okubeera abagumiikiriza ku lw’okusoosowaza obulamu bwa Kabaka n’asobola okujanjabwa mu mirembe, nebatamalira budde ku boogezi b’e bigambo ebitaliiko mutwe na Magulu.

Omulangira Chrispin Junju Kiweewa mu bubakabwe  ne ku lw’Abennyumba ya Ssaabasajja, yeebazizza Gavumenti ya Uganda, ne ye Namibia, olw’obuwagizi  bweziwadde Maasomooji, abasawo ba Ssaabasajja ab’e Switzerland, Germany ne Namibia, saako abaweereza abalabiridde Empologoma ya Buganda yonna gy’ebadde ejjanjabirwa.

Omulangira Junju agambye nti Ssaabasajja yeyasiima awummulireko mu Namibia, nti kubanga embeera yaayo ewummuza ate erimu emikisa, kyokka naavumirira bonna ababadde emabega w’Okuvvoola Nnamulondo.

Omutanda wakomeddewo nga Obuganda buli mukwetala nga bwetegekera Amatikkira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 31 bukya atuuzibwa ku Nnamulondo akulembere abantu be.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist