• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ssebwana asabye abazadde okufaayo ku nkuza y’abaana

Gambuuze by Gambuuze
June 27, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Ssebwana asabye abazadde okufaayo ku nkuza y’abaana
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Busiro

Omwami wa Kabaka atwala essaza Busiro, Owek. Ssebwana Charles Kiberu Kisiriiza akubirizza abazadde okufaayo ennyo ku nkuza y’abaana babwe n’okunyiikira okukola bayambe okuzza Buganda ku ntikko.

Bino Ssebwana abyogeredde mu ggombolola ya Wakiso Mumyuka bw’abadde alambula abantu abakola emirimu egy’enjawulo okulaba embeera mwebali.

Ssebwana Kiberu agamba nti abavubuka bangi basiwuuka empisa ensangi zino nebatuuka n’okukola ebitasaana  naasaba abazadde okuddayo batuukirize obuvunaanyizibwa bwabwe.

Owek. Kiberu avumiridde  abakozesa omutimbagano okubanja Kabaka naabasaba okutta ku bigere kubanga Nnyinimu tebamubanja asiima busiimi Okulabikako.

Ono asoose kusaasira abantu NEMA beyamenyedde ennyumba zaabwe mu lutobazi lw’omu Lubigi bwatyo n’asaba NEMA Okukolagana ne Bassentebe b’ebyalo saako Obwakabaka Okusobola Okubalambika obulungi wakati nga bakola emirimu gyabwe.

Mu bantu baalambudde kubaddeko Abasuubuzi abakolera mu katale ka Wakiso daily Market, Abalimi,Amalwaliro,Lufula n’Ebifo. Ebirala.

Mu kulambula kuno Ssebwana abadde awerekeddwako Olukiiko lwe okubadde Omumyuka Asooka Dr. Grace Sseruyange, kwosa n’Owokubiri Vicent Kayongo era beebazizza banna Wakiso Okwagala Kabaka wabwe.

Bbo abantu abalambuddwa bebazizza Ssebwana Olw’okubalambula nebeeyama okuweereza Nnamulondo akadde konna awatali kugitiiririra.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist