• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Batongozza Bboodi ya CBS PEWOSA empya

Gambuuze by Gambuuze
June 20, 2024
in Agafa e Mengo, Ebyenfuna, Ebyobusubuuzi
0 0
0
Batongozza Bboodi ya CBS PEWOSA empya
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Bwaise – Kyaddondo

Olwaleero, Minisita w’Obulimi, Obwegassi, Obusubuzi n’Obuvubi Oweek Hajji  Amisi Kakomo atongozoza Bboodi empya eya CBS PEWOSA Nsindika Njake Eyeeterekera SACCO  Ltd ku Kolping Hotel, Bwaise. Bboodi eno ekulemberwa  Omuk. Rashid Musisi Ssemanda

Ate Olukiiko Olulondoola emirimu gy’ekibiina lwo lukulemberwa Omw. Fredrick Musisi Lutaakome.

Oweek. Hajji Amisi  Kakomo aguddewo omusomo oguteekateeka ba mmemba ba Bboodi bano abawereddwa obuvunanyizibwa okusobola okutambuza ekibiina.

Oweek. Hajji Amisi Kakomo ayozaayozezza ba mmemba abagya ne yebaza n’ababadde baweereza ku Bboodi enkadde. Asiimye nnyo Owek. Vincent Bbaale Mugera olw’omulimu omulungi ennyo gwakoze emmyaka 10 egiyie.

Ekibiina kya CBS PEWOSA kilina ba mmemba abasukka 250,000; kiwezezza emmyaka egisoba mu kkumi mu buweereza; CBS PEWOSA Nsindika Njake Eyeteterekera SACCO yeyazaala SACCO za PEWOSA  endala, CBS PEWOSA yasooka kuba ya Bakyala kati ya bantu bonna.

CBS PEWOSA yeemu Ku makubo ag’okumwanjo  nteekateeka y’Obwakabaka Nnamutaayiika mwe tunayita okusitula eby’enfuna  n’embeera  zabantu. N’Olwekyo Minisita abakubiriza  Okukola naamanyi kubanga ebituukidwako bingi  byetaaga okukuuma n’okwongerako.

 Minisita abateegeezeza nti abalina obwetaavu okukwatizaako bangi ddala era omulimu tulina munene. Abasabye Okukola n’obumalirivu ate n’obwerufu. Bwamaze okuggulawo omusomo atongozza Bboodi era nabaagaliza obuweereza obulungi wamu n’obuwanguzi

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist