• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga asisinkanye ab’ekibiina ekitaba abasogola omwenge, alabudde abaguyitiriza

Gambuuze by Gambuuze
June 19, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga asisinkanye ab’ekibiina ekitaba abasogola omwenge, alabudde abaguyitiriza
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Mmengo – Kyaddondo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye ab’ekibiina ekitaba abasogozi b’omwenge ki Uganda Alcoholic Industrial Association  nategeeza nti omwenge mukulu nnyo mu nnono za Buganda naye gusobola okubeera ogw’obulabe singa omuntu aguyitiriza.

Ensisinkano eno eyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu nakakasa nga enkozesa y’omwenge embi bweri emu ku nsonga esinze okukuumira abantu mu bwavu.

“Omwenge gwa dda nnyo wano mu Buganda era Bajjajjaffe baagukolanga okuva mu bitooke n’embidde kyokka abantu basaana okuba n’ekkomo ku ngeri gye bagukozesaamu, nga banywa ekisaanidde, obutataamirukuka mu biseera byakukola, n’okwewala omwenge ogutatuukana na mutindo,” Katikkiro Mayiga bw’annyonnyodde.

Kamalabyonna Mayiga ategeezezza nti abantu balina okumanya nti okunywa omwenge tekimalawo bizibu ng’abasinga bwe bakitwala bwatyo naabasaba okugukozesa mu bwegendereza.

Ono agasseeko nti omuntu owoobuvunaanyizibwa talina kunywa mwenge kugangayira nafuuka ekisekererwa, wabula kikulu omuntu okunywamu mu kiseera ekyokusanyuka ng’ali ne banne.

Owek. Mayiga alabudde ku mwenge gw’omubuveera gwagambye nti gwa bulabe, teguliiko alamula, ate tegulina layisinsi, wabo waasabidde abantu bagwewale bwebaba bakyayagala okubeera abalamu nga kuno abamu bwebagattako okunywa omwenge oguyitiridde kyongedde okusaasaanya Mukenenya.

Ssentebe w’ekibiina kino Jackie Tuhakanizibwa Kwesiga ategeezezza nti  ekigendererwa ky’  ekibiina kyabwe, omuli okunyweza omutindo gw’omulimu gwabwe, okwongera okutondawo emirimu, okulwanyisa enkozesa yomwenge enkyamu saako nokuwagira enkulakulana y’eggwanga nga bayita mukuwa emisolo eri gavumenti eyawakati,

Tahakanizibwa era asabye Obwakabaka bubateereyo eddoboozi ku mateeka agaleetebwa ku byokunywa,gagamba  nti gabanyigiriza bbo nga abasogozi b’ebyokunywa bino.

Ensisinkano eno yetabiddwamu minisita w’Obulimi obulunzi obuvubi n’obwegassi oweek Hajji Amis Kakomo, Minisita w’ Amawulire n’Okukunga Abantu era Omwogezi w’Obwakabaka, Owek.  Israel kazibwe Kitooke n’ abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist