• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obwakabaka bwa Buganda buyozaayozezza Omukama Gafabusa olw’emyaka 30 nga alamula abantu be

Gambuuze by Gambuuze
June 11, 2024
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka bwa Buganda buyozaayozezza Omukama Gafabusa olw’emyaka 30 nga alamula abantu be
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Ssemakula John

Bunyoro

Obwakabaka bwa Buganda buyozaayozezza Omukama Rukirabasaija Agutamba Solomon Gafabusa Iguru olw’okutuuka ku matikkira ge ag’emyaka 30 nga alamula abantu be.

Obubaka obuyozaayoza Omukama, Kamalabyonna Charles Peter Mayiga abutisse Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule  ku mukolo gw’okujjukira bwegiweze emyaka 30 nga alamula abantu be.

Obwakabaka busiimye Omukama Gafabusa olw’okutuuka ku lunaku luno,  n’olw’okutakabanira okukuuma ennono n’obuwangwa, okufaayo ku nkulaakulana y’Abantu, wamu n’okuleetawo obumu mu bantu be Bunyoro. 

Owek. Mayiga mu bubaka bwe agambye nti okwolesebwa kuno, kuyambye kinene nnyo Obukama bwa Bunyoro okugenda mu maaso nebufuuka eky’okulabirako.

Ono annyonnyodde nti Obwakabaka bwa Buganda n’Obukama bwa Bunyoro bulina bingi bye bufaanaganya, noolwekyo nsonga nkulu nnyo okunyweza eby’obuwangwa bino okusobola okumalawo ebibasomooza. Bwagasseko.

Kamalabyonna yebazizza Omugo  Margaret Karunga Adyeri, olwokulabirira obulungi Omukama Dr. Solomon Gafabusa Iguru 1 omugonvugonvu.

Obubaka bwa Pulezidenti busomeddwa Ssaabaminisita, Robina Nabbanja.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist