• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Engabi Ensamba ewangudde engabo y’Ebika 2024

Gambuuze by Gambuuze
June 10, 2024
in Agafa e Mengo, Amawulire, Ebyemizzanyo
0 0
0
Engabi Ensamba ewangudde engabo y’Ebika 2024
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Wankulukuku – Kyaddondo

Ekika ky’ Engabi ensamba kisitukidde mu ngabo y’Ebika by’ Abaganda ey’omwaka 2024 oluvannyuma lw’okukuba Empindi ggoolo 1-0  mu mpaka z’akamalirizo ezinyumidde abangi mu kisaawe e Wankulukuku ku Lwomukaaga.

Ggoolo ewadde Engabi obuwanguzi yateebeddwa  Vianne Ssekajugo mu kitundu ky’omuzannyo ekyasoose.

Bw’abadde ayozaayoza ab’Engabi Ensamba olw’obuwanguzi buno, Katikkiro Charles Peter Mayiga yeebazizza Ebika ebyenjawulo ebyetabye mu mpaka zino nakakasa nti kino kyongedde okugatta abazzukulu wamu n’okuzuula ebitone.

Katikkiro Mayiga akinogaanyizza nti empaka bweziti ziyamba abantu okulaakulana awamu n’okuwa obuyiiya omukisa mu ngeri ez’enjawulo.

Ono yeebazizza bannamukago aba Airtel olw’okuwagira empaka zino n’okuwa abalina ebitone omukisa okubyoolesa.

 Akulira bakitunzi mu kampuni ya Airtel, Ali Balunywa ayozaayozezza ttiimu  empanguzi na bonna abeetabyemu olw’okwolesa ebitone, obumalirivu wamu n’obujjumbize mu mpaka zino era neyeeyama okwongera okuyamba enteekateeka bweziti ezizingiramu abavubuka.

Balunywa aweze nga omukago gwabwe ne Buganda bwegujja okugenda mu maaso okwongera okuzimba ebitone, okusanyusa abantu b’Omutanda ate okukola kyonna okulaba nti babeera balamu.

Empaka zino zaabadde zizanyibwa omulundi gwa 50 era omuwanguzi yaweereddwa obukadde 9 ate eyakutte eky’okubiri naafuna obukadde musanvu (7) ate olwo ow’okusatu naafuna obukadde 5.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist