• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Bannakyaggwe baleese Oluwalo,  basabiddwa okubeera obumu

Gambuuze by Gambuuze
May 16, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Bannakyaggwe baleese Oluwalo,  basabiddwa okubeera obumu
0
SHARES
52
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Bulange – Mmengo

Abantu ba Kabaka abawangaalira mu ssaza Kyaggwe ne Bugerere bakiise embuga n’Oluwalo  olusobye mu bukadde 13 okuwagira emirimu gya Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka.

Bano Minisita w’ebyobulimi n’Obwegassi Owek., Amis Kakomo yabatikkudde Oluwalo luno ku lwa Katikkiro Charles Peter Mayiga naabakubiriza okubeera Obumu okusobola okutwala Buganda ku ntikko.

Ow’omumbuga mu bubaka bwatisse Owek. Kakomo bano abasabye okubeera abakozi ennyo okusobola okutumbula embeera zabwe era kibayambe okwegobako obwavu.

Ku lulwe  Owek. Kakomo bano abakubirizza okwenyigira mu nteekateeka z’Obwakabaka n’okukola ebibiina by’Obwegassi basobole okunyweza enyingiza yaabwe n’Okweterekera.

Oluwalo luno luvudde mu ggombolola ez’enjawulo okuli; Busaana Mutuba III, Ssaabaddu Bbaale, Ssaabawaali Galiraaya, Ssaabawaali Buikwe ne Kitimbwa Mutuba 1.

Ye Mugerere omuggya  Ssemugooma Samweli Ssengooba yeebazizza nnyo Nnyinimu olw’okusiima namuwa obuvunaanyizibwa okumukulembererako essaza lye ely’eBugerere nawera nti wakukola ne banne okuza Buganda kuntiko nga bakulembeza obumu mu bantu ba Baane.

Omukolo guno gwetabiddwako abakulembeze ab’enjawulo okuli; Omubaka wa Ntenjeru South Patrick Nsanja ne Ssentebe wa NRM e Kayunga Moses Kalangwa, Hon. Agatha Nalubwama n’abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist