• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga agaddewo Ttabamiruka w’ Abakyala naabasaba okwongera ku buyiiya

Gambuuze by Gambuuze
May 15, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga agaddewo Ttabamiruka w’ Abakyala naabasaba okwongera ku buyiiya
0
SHARES
50
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Lubiri – Mmengo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga agaddewo Ttabamiruka w’ Abakyala owa 2024, naakubiriza abakyala okubeera abayiiya, abanyikivu abeerufu era bakole n’okwagala bwebaba baagala okuganyulwa mu byebakola

Obubaka buno Kamalabyonna Mayiga abuweeredde mu Lubiri e Mmengo ku Lwokusatu mu Ttabamiruka w’Abakyala ba Buganda ow’omulundi ogw’ekkumi.

Owek. Mayiga agambye nti omulamwa gw’omwaka guno gwoleka bulungi obusobozi abakyala bwebalina mu nkulakulana eyanamaddala eya Buganda ne Uganda.

 Mukuumaddamula era abakunze okugatta amaanyi beetabe butereevu mu lutalo lw’okuzza Buganda ku ntikko nga bamalirira mubyebakola ate nga tebanyoma.

Mayiga asinzidde wano naasaba abaami okuwa abakyala emisiri gy’emwannyi egyabwe ku bwabwe basobole okwekulaakulanya, nakutiira abakyala okwenyigira mu mirimu egyenjawulo nga eby’engiriza, obusuubuzi n’emirala okusobola okukyusa embeera zabwe nga balabira ku bannabwe abayitimuse mu mirimu egyo. 

“Bulijjo bw’oba oyagala okubaako ky’okola gumira ku mulala akolera mu mbeera mw’oli so ssi kunaayiza beebunayira”. Owek. Mayiga bw’annyonnyodde.

Ono yeebazizza Minisita wa Bulungibwansi, Obutonde Bw’ensi n’Ekikula ky’ Abantu n’Amazzi, Owek Hajjati Mariam Mayanja Nkalubo n’akakiiko akateesiteesi olw’okutegeka Ttabamiruka ono nasaba wateekebwewo ne Ttabamiruka w’ Abaami okusobola okuteekateeka omwana omulenzi.

Omukolo guno gwetabiddwako abakulembeze mu biti ebyenjawulo, okuli minisita wa Tekinologiya mu Gavumenti eyawakati Owek. Joyce  Nabbossa Ssebugwawo, ababaka abakyala mu Palamenti, Minisita Hajji Amis  Kakomo, Minisita w’ Amawulire, n’Okukunga Abantu Owek. Israel Kazibwe Kitooke, Minisita Noah Kiyimba n’abakungu abalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist