• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Sipiika Among awakanyizza ebyogerwa nga bwewaliwo abaagala okutemula omubaka Joel Ssenyonyi

Gambuuze by Gambuuze
April 17, 2024
in Eby'obufuzi
0 0
0
Sipiika Among awakanyizza ebyogerwa nga bwewaliwo abaagala okutemula omubaka Joel Ssenyonyi
0
SHARES
43
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Kampala – Kyaddondo

Sipiika wa Palamenti y’eggwanga Rt Hon.  Annet Anitah Among, awakanyiza ebyogerwa nti waliwo olukwe olw’okutemula akulira oludda oluwabula gavumenti Rt hon Joel Ssenyonyi nagamba nti bino bigambo byakwagala kusasamaza ggwanga.

Kino kidiridde omubaka wa Munisipaali ye Iganga Peter Mugema okutegeeza paalamenti leero ku Lwokusatu nga bwebasaanye okutunula mu nsonga y’ebigambibwa nti waliwo abaagala okutemula omubaka Ssenyonyi.

Eggulo ku Lwokubiri, Ssenyonyi yategeezezza  bannamawulire ku kitebe ky’ ekibiina e Kamwokya nga bwafunye okutiisibwatiisibwa nga waliwo abaagala okumutta olw’okwanika obuli bw’enguzi mu bitongole ebyenjawulo nga beekwese mu kabenje naye nawera nti tagenda kupowa.

Sipiika Among bino abiwakanyizza naasaba omubaka Ssenyonyi okutegeeza Poliisi bwaba akakasa nti obulamu bwe buli mu matigga kuba okusinziira ku mbeera eriwo talaba kigendererwa wadde okubaawo obwetaavu obuyinza okuttisa omubaka yenna.

Kinajjukirwa nti Joel Ssenyonyi ayatiikiridde nnyo akaseera akayise oluvannyuma lw’okwanika obulyi bw’enguzi mu bitongole okuli Uganda Airline ne Civil Aviation Authority weyabeerera Ssentebe w’Akakiiko ka COSASE.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist