• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

Gambuuze by Gambuuze
April 16, 2024
in Uncategorized
0 0
0
Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

 Masaka -Buddu

Abatakabanira eddembe ly’abaana wamu n’abakulembeze mu kibuga Masaka benyamidde olw’omuwendo gwa baana abawangaalira ku nguudo ogweyongera buli lukya .

Bano basabye gavumenti okwongera amaanyi mukulwanyisa ekizibu kino ng’embeera tenasajjuka.

Akulira bannakyewa aba Masaka Child Restoration outreach Aidah Nkolentah,  nga bano batakabanira okubudabuuda abaana bo ku nguudo nga babaza mu maka gyebava, agamba nti abaana abasinga okugwera ku nguudo mu kibuga Masaka, bava mubitundu eby’omugotekko mu kibuga kino nga Nyendo, Ssenyange, Ssaza ne katwe saako ne disitulikiti ezirinaanye Masaka.

Nkolentah annyonnyodde nti abaana bano abasinga bajja ku nguudo w’ekibuga mu biseera by’okukwata ensenene kyokka bwebigwako tebaagala kudda wabwe.

Aidah Nkolentah agattako nti omwaka oguwedde gwokka, abaana 140 beebasobola okujja kunguudo era nasaba abakulembeze okubaga amateeka agayamba okulungamya ku ddembe ly’abaana.

Omukwanaganya w’abantu ne poliisi mu Munisipaali ye Nyendo Mukungwe, Maurine Ibanda Leticia ategeezezza nti nga bakozessa emikutu egyenjawulo basomesa abazadde ku buvunanyizibwa bwabwe eri abaana.

Ono anokoddeyo ebizibu ng’obutanguko mu maka, okutulugunyizibwa kw’abaana, saako n’ okulekebwawo ab’enganda nga bazadde bamaze okufa ekyongedde omuwendo gw’abaana bano okweyongera.

Abaana abasoba mu 300 beebakataasibwa bannakyewa bano nga bano bava mu bintu nga Nyendo, Kijjabwemi, Kimaanya ne Kyabakuza.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist