• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Emyaka 69 Egya Kabaka Mutebi II: Obuganda Bujjumbidde Obulimi n’Obwegassi

Gambuuze by Gambuuze
March 13, 2024
in Amawulire, Eby'obulimi, Ebyenfuna
0 0
0
Emyaka 69 Egya Kabaka Mutebi II: Obuganda Bujjumbidde Obulimi n’Obwegassi
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Kampala – Kyaddondo

Minisita w’Obulimi, Obusuubuzi, Obuvubi n’Obwegassi, Owek. Hajji Amis Mukasa Kakomo, mu bubaka bwe obwagaliza Kabaka amazaalibwa amalungi, yeebazizza Katonda olw’obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II obuyambye ennyo okutumbula Obulimi n’Obweggasi eky’ongedde okusitula Enkulaakulana mu Buganda.

Owek. Kakomo agamba nti bukya Beene atuula ku Nnamulondo enkulakulana mu bantu be yeeyongera buli lukya era yeebaziza abantu ba Buganda olw’okubeera abawulize eri Kabaka.

Ono anokoddeyo eky’abantu okwettanira okulima emmwanyi n’okulunda byagamba nti byeyongedde ebitundu 40/100 okwo ssaako n’ebibiina by’obwegassi ebitandikiddwawo ebiyambye ennyo mu kutumbula embeera z’abantu mu Buganda ne Uganda okutwalira awamu.

Kakomo era ayogedde ku bannamikago abenjawulo abetanidde nnyo Obwakabaka kyagamba nti kivudde ku nkola ey’obwerufu Maasomoogi gyaludde ng’akubiriza Gavumenti ye n’abantu be.

Akubirizza abantu ba Beene naddala abawangaalira ku myalo ne nnyanja saako n’abakola mu butale obutalagajalira bulamu bwabwe, bwatyo abasabye beekebeze obulwadde bwa Mukenenya nga Kabaka bwatadde amaanyi mu kubulwanyisa era abasabye n’obutasosola bannaabwe abawangaala n’akawuka.

Oweek. Kakomo  era akunze abantu ba Buganda okwetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Nnyinimu egy’okubeerawo nga 7 omwezi ogw’okuna okusobola okukwasiizako Ssaabasajja mu kulwanyisa nawokeera wa siriimu.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist