• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Aba Buganda Kombucha bawadde Obwakabaka Ambyulensi

Gambuuze by Gambuuze
January 15, 2024
in Amawulire, Eby'Obulamu
0 0
0
Aba Buganda Kombucha bawadde Obwakabaka Ambyulensi
0
SHARES
64
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Bulange – Mmengo

Kampuni ekola eby’okunywa eya  Buganda Kombucha etonedde ekitongole ki Kabaka Foundation emmotoka Agafemulago (Ambulance) eyambeko mu kutaasa obulamu bwa bannayuganda naddala mu byalo.

Omukolo guno guyindidde mu Bulange e Mmengo ku Mmande nga nannyini kampuni eno, Emmanuel Muhumuza yagikwasizza Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu Owek. Cotilda Nakate Kikomeko.

Bwabadde akwasibwa Ambulance eno, Minisita Nakate Kikomeko, ategeezezza nti obwetaavu bungi mu by’obulamu, omuli eddagala, abasawo, Ambyulensi, kubanga abantu betaaga obujjanjabi obumatiza basobole okuwona n’okutumbula embeera zabwe.

Owek. Kikomeko annyonyodde nti Ssaabasajja Kabaka ayagala omuwendo gwabasawo gweyongere, era waliwo enteekateeka okukubiriza abazadde okuyingiza abaana mu misomo gyebyobulamu bafune obukugu okumalawo ebbula ly’abasawo.

Ono agamba nti enteekateeka eno ejja kuyambako nnyo bano basobole okujjanjaba abantu nga basinziira mu malwaliro g’Obwakabaka agali mu kuzimbibwa naago agaazimbibwa edda.

Ye Ssenkulu wa Kabaka Foundation, Omuk. Edward Kaggwa Ndagala, agambye nti  mmotoka eno yakubayamba okutuuka ku bantu wansi yonna gyebali basobole okutaasa obulamu bw’abantu kubanga Beene abantu be abaagala balamu.

Alaze kaweefube w’okugaba omusaayi mu masaza ga Buganda watuuse n’engeri gyayambyeko okutaasa obulamu bwa bannayuganda era nga waliwo obwetaavu obwokufuna ebikozesebwa eby’enjawulo nga ne Ambyulensi mwogitadde.

Ye Nannyini Buganda Kombucha, Emmanuel Muhumuza agamba nti  guno mukisa gwamaanyi okubaako ettofaali lyagatta ku nkulaakulana y’abantu ba Kabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist