• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Aba Midwest mu Amerika baleese Oluwalo Embuga

Gambuuze by Gambuuze
January 9, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Aba Midwest mu Amerika baleese Oluwalo Embuga
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafic Miiro

Bulange – Mmengo

Abantu ba Kabaka mu Midwest mu America bakiise embuga n’oluwalo lwa bukadde busatu okuyamba okutambuza emirimu gya  gavumenti ya Ssaabasajja Kabaka.

Bano babadde bakulembeddwamu Mw. John Kisekka nga yaakiikiridde Omubaka wa Kabaka owa Midwest, Owek. Adbul Azizi Damulira olwaleero ku  Lwokuna nga ensisinkano eno eyindidde mu Bulange e Mmengo.

Bwabadde abaaniriza ku mbuga enkulu ey’Obwakabaka, Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu n’ensonga za Buganda ebweru, Owek. Joseph Kawuki, asanyukidde nnyo okulaba nga baleese abaana okumanya ebintu nga bwebitambula mu Bwakabaka, era kino kyongera okubanywereza ku Kabaka waabwe n’eggwanga lyabwe Buganda.

Minisita Kawuki abanjulidde ebintu ebikolebwa mu nsimbi eziva mu luwalo omuli, okuteekateeka ensiisira z’ebyobulamu, okuyigiriza abaana ebifa ku Bika byabwe, mmwanyi terimba, okutumbula ebyenjigiriza (Kabaka Education Fund), okulabirira emirimu gy’Obwakabaka okuli n’ebizimbe omuddukanyizibwa emirimu.

Owek. Kawuki abatumye bagende bakubirize abalala beenyigire mu kaweefube w’o luwalo okusobola okuzza Buganda ku ntikko.

Abasabye bannyikize eky’okuyigiriza abaana obuwangwa bwabwe naddala olulimi oluganda kubanga bebajja okukuumira Buganda ku ntikko mu biseera eby’omumaaso.

Mu ngeri yeemu Mw. Ronald Mukiibi owe USA ayise mu nteekateeka eno nadduukirira eddwaliro lya Nkozi Trauma center mu ngeri eyenjawulo.

Ensisinkano yetabiddwamu Omuwandiisi w’Enkalakkalira mu Woofiisi ya Katikkiro, Omukungu Josephine Nantege, Kamisona Harris Lubega, Omukwanaganya w’abantu ba Buganda ebweru Ronald Kalungi, ne bannampala okuva mu Masaza ga Buganda gonna.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist