• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Batongozza olukiiko olukulembera essaza  Rhinelands e Netherlands, Owek. Kawuki abasabye okukolaganira awamu

Gambuuze by Gambuuze
December 11, 2023
in Amawulire
0 0
0
Batongozza olukiiko olukulembera essaza  Rhinelands e Netherlands, Owek. Kawuki abasabye okukolaganira awamu
0
SHARES
53
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Netherlands

Minisita wa Buganda avunaanyizibwa ku bantu ba Kabaka abawangaalira ebweru wa Buganda, Owek. Joseph  Kawuki asabye abantu ba Kabaka mu Netherlands okukolaganira awamu bwebaba baagala okugenda mu maaso.

Bino abitadde mu bubaka bweyatisse omwami wa Kabaka atwala e Ssaza eryo, Oweek Sam Ssekajugo Musoke, ku mukolo  gw’okutongoza obukulembeze bw’essaza lino obuggya ogubadde mu kibuga Amsterdam ekya Budaaki.

Mu bubaka bwe, Oweek Kawuki abasabye okukolaganira awamu ne bannaabwe n’ebibiina eby’enjawulo ebigatta abantu ba Kabaka mu Rhinelands ebimanyikiddwa mu Bwakabaka era ebiwagira enkola y’emirimu gy’Obwakabaka.

Owek. Kawuki abajjukizza ku bibabakakatako ng’abantu ba Kabaka abawangaalira mu Masaza g’ebweru, omuli, okukiika embuga mu nkola ya Luwalo lwaffe, okusimira abantu enzizi, Amasaza g’ebweru okusigira awamu ensimbi ngaa bayita mu One million dollar Project.

Omukolo gwatandise n’Ekitambiro ky’emmisa kyakulembeddwamu Rev. Fr. Julious Kiyaga owa Uganda Catholics Community, eyasabye abantu obutabongoota nga baweereza Ssaabasajja Buganda edde ku ntikko.

Omubaka wa Ssaabasajja Kabaka mu Ssaza lino, Oweek Sam Ssekajjugo Musoke, yeyamye obutabongootera mu buweereza obwabakwasibwa.

Abakiise basonze ensimbi z’oluwalo zebanaatuusa embuga ssabbiiti ejja. Ate ye Mwami Mawanda owa Nedas foundation yeyamye okuwayo olukiiko luno 500 euro ziyambeko okukola emirimu gya Kabaka mu Ssaza lya Rhinelands.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist