• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ab’ Engabi bakoze Bulungibwansi mu Masaka

Gambuuze by Gambuuze
December 4, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ab’ Engabi bakoze Bulungibwansi mu Masaka
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kirimya – Buddu

Ab’eddira ekika ky’Engabi nga bayita mu kibiina ekibagatta ki Abagabi Family Media Association basisinkanye nebakola Bulungibwansi ng’omu ku kaweefube w’okunyweza obumu n’okunyweza ennono yabwe mu kika kyabwe.

Bano basookedde mu kukola Bulungibwansi gwebakoze okwetoloola ebitundu by’e Kirimya mu kibuga Masaka mu ssaza  Buddu.

Atwala Bulungibwansi mu Buddu, Omukungu Badru Kagga  alaze obukulu bw’enkola eno gyayogeddeko nga mugattabantu,ekomyawo abantu okwagala ebitundu byabwe n’ensi yabwe ate era erambika omuntu ku mbeera gyalina okuwangaaliramu.

Ono asabye abantu okwagazisa naddala emiti emito Bulungibwansi,kko n’okubakuza nga bamutegeera.

Abagabi okuli Kasula Peter Mulindwa, Lubega Jjojjo, Muyiiga Lawrence Matovu n’abalala bagamba nti kino kijja kuyamba okukendeeza ku bucaafu obuvaako endwadde ez’enjawulo n’ensonga endala.

Bano era bagaala okulaga bavubuka bannabwe nti balina okubeera abayonjo n’okwewala okumansamansa kasasiro buli webasanze.

Bano oluvanyuma bakunganidde mu maka ga Jackson Mulindwa  e Kirimya okulondoola emirimu ky’ekika nga bwegitambula.

Amyuka Ssentebe w’ekibiina ky’ Abagabi Family Media  Association Mulindwa Ronald Lubega asabye abagabi okumanya amasiga gaabwe kuba kikuba enkikwe ng’ensangi zino n’abamu ku bantu abakulu tebamanyi masiga mwebasibuka.

Bazzukulu b’ekika ky’Engabi abalala abeetabye mu nsisinkano eno basabye abazadde okukomya omuze gw’okutuuma abaana  abawala amannya g’ekisajja n’okutuuma amanya geegamu gayite Family name nga bagamba nti kikwotoggera ebika.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist