• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owek. Joyce Mpanga abadde mumalirivu ku nsonga za Buganda – Owek. Luwaga Mugumbule

Gambuuze by Gambuuze
November 20, 2023
in Amawulire
0 0
0
Owek. Joyce Mpanga abadde mumalirivu ku nsonga za Buganda – Owek. Luwaga Mugumbule
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lungujja – Kyaddondo

Obwakabaka butendereza emirimu gyo Owek Joyce Mpanga kati omugenzi eyabadde omukiise  mu lukiiko lwa Buganda  gyakoledde Buganda mu kiseera waabeeredde omulamu.

Obubaka buno omukubiriza  w’Olukiiko lwa Buganda Owek.Patrick Luwaga Mugumbule yabwetisse bw’abadde ku Kkanisa ya St. Stephen’s Church e Lungujja mu kusaba kw’okwebaza Katonda olw’obulamu bwe.

Omukubiriza Mugumbule atendereza obumalirivu n’omukwano Owek. Mpanga byabadde alina eri Obwakabaka kwosa ne Ggwanga lye.

 Owek. Luwaga, Omugenzi amwogeddeko  nga abadde omuntu omukakamu era omukozi eky’okulabirako eri abantu abalala.

Okusaba kuno kukulembeddwamu Venon.Canon. Godfrey BK Buwembo Ssaabadinkoni we Nateete  ga mu bubaka bwe akubiriza abantu bulijjo nga batambula olugendo olw’obulamu bwabwe nga baleka  omukululo abalala kwebasobola okuyigira.

Ye Minisita w’Ettaka n’ Ebizimbe mu Buganda era  mutabani w’Omugenzi Owek. David.F.K Mpanga kwosa nabenganda ze abalala beebaziza Nnyabwe Owek. Joyce Mpanga omugenzi olw’okubateekateeka obulungi ekibasobozeseza okufuuka abantu ab’omugaso mu ggwanga.

Abenganda  b’Omugenzi abalala  nga bakulembeddwamu Owek.Dan Muliika bagamba nti alese eddibu Ddene eritazibika kubanga abadde agatta abantu nokubagaliza awatali kusosola mu ddiini oba amawanga gabwe.

Omukolo guno gwetabiddwako abantu abenjawulo okubadde ba Nnaalinya, Ssaabaganzi , baminisita mu Bwakabaka abakungu, kwosa abakulembeze ne bannabyabufuzi mu Gavumenti eyawakati.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist