• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro  akuutidde abavubuka ku bufumbo

Gambuuze by Gambuuze
September 8, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro  akuutidde abavubuka ku bufumbo
0
SHARES
59
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Stephen Kulubasi – Lubaga

Katikkiro Charles Peter Mayiga akuutidde abavubuka mu Buganda okwettanira obufumbo ng’emu ku mpagi enayambako okutuusa Buganda ku ntikko. Owek. Charles Peter Mayiga  agambye  nti omuvubuka bwafuna obufumbo obutukuvu emikisa gye gyeyerula n’abantu ne batandika okumwesiga kubanga abeera afuuse wabuvunaanyizibwa. Obubaka buno Ow’omumbuga abuweeredde ku  Lutikko e Lubaga ku mukolo gw’okugatta Omulangira Mutebi Ben n’Omuzaana Stella Nabukenya mu bufumbo obutukuvu.

Kamalabyona asomoozezza abavubuka okubeera abamalirivu bwebabaako n’ensonga yonna gyebaagala okuggusa mu ggwanga bwatyo naasaba abagole Ben Mutebi ne Stella Nabukenya okubeere ab’emikwano okusobola okuwangaaza obufumbo bwabwe.

Rev. Fr. Remmigious Sserugga yakulembedde Mmisa y’okugatta abagole bano. Bwabadde ayigiriza, Rev.Sserugga  asabye bannayuganda okutwala amaka ng’ekintu ekikulu nnyo era nategeeza nti gateekwa okubeera n’omusingi omunywevu ogusosoowaza Katonda n’okwagala.

Mmisa y’okugatta Omulangira Ben Mutebi n’Omuzaana we Nabukenya mu bufumbo obutukuvu yeetabiddwako abakkiriza mu bitti eby’enjawulo okubadde Minisita wa gavumenti ez’ebitundu n’entambula za Kabaka Owek. Joseph Kawuki, Omusirikale wa Ppaapa Omuk. Dr. Kasozi Mulindwa n’abakkiriza abalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist