• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obulimi

Mmwaanyi Terimba : Buganda etandise okutunda emmwaanyi e Russia

Gambuuze by Gambuuze
August 2, 2023
in Eby'obulimi, Ebyenfuna, Ebyobusubuuzi
0 0
0
Mmwaanyi Terimba : Buganda etandise okutunda emmwaanyi e Russia
0
SHARES
140
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Stephen Kulubasi

Kampala

Kampuni y’Obwakabaka bwa Buganda evunaanyizibwa ku kirime ky’emmwaanyi  eya Mmwaanyi Terimba Limited nga  etandise okutunda emmwaanyi mu ggwanga lya Russia mu kaweefube w’okugaziya akatale kaazo.

Eggulo ku Mmande, Obwakabaka bwaweereza obungi bw’ emmwaanyi bwa ttani 21 nga zino zateereddwa ku nnyonyi nezitwalibwa mu ggwanga lya Russia.

Akulira Bakitunzi ba Mmwaanyi Terimba Ltd., Jonathan Batambuze yeyakakasizza bino nagattako nti basuubira okwongera okufuna abaguzi okuva mu mawanga ag’enjawulo olw’omutindo n’obuganzi bw’emmwaanyi ezirimibwa mu Buganda.

Mw. Batambuze yasinzidde wano naakubiriza abalimi b’emmwaanyi okufuba okulaba nti bafa ku mutindo gwazo naddala mu kaseera k’okuzinoga n’okuzaaanika okusobola okwongera okuzifunamu.

 Mw. Batambuze yeebazizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olw’okutandikawo enteekateeka y’ Emmwaanyi Terimba okusobola okuganyula abantu be abali mu kulima ekirime kino.

Mu ngeri yeemu yebazizza Katikkiro Owek. Charles Peter Mayiga ne Ssenkulu wa Mmyanyi Terimba Limited, Omuk. Charles Kironde olw’amaanyi gebatadde mu kutuukiriza ekiragiro kya Kabaka eky’okutumbula ekirime kino nga bakunga n’okwagazisa abantu okukirima.

Batambuze ategeezezza nti waliwo essuubi abantu okusobola okugoba obwavu nga beekutte ku kulima emmwaanyi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist