• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyobusubuuzi

Obwakabaka butongozza okuzimbira abantu abeetaaga okubeerwa ennyumba okumala emyaka emirala 5

Gambuuze by Gambuuze
July 21, 2023
in Ebyobusubuuzi, Uncategorized
0 0
0
Obwakabaka butongozza okuzimbira abantu abeetaaga okubeerwa ennyumba okumala emyaka emirala 5
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mukono – Kyaggwe

Obwakabaka nga buli wamu ne kitongole ki Habitat for Humanity batongozza enkola y’okuzimbira abantu abali mu bwetaavu amayumba mu Buganda okutumbula embeera zabwe.

Enteekateeka eno etongozeddwa leero ku Lwokutaano  mu ssaza Kyaggwe ng’ enkola eno egendereddwamu okuyamba abo abatawanyizibwa ebyensula.

Omumyuka Ow’okubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa asinzidde wano nasaba abamasaza wonna mu Buganda okutandika okunoonya abantu abeetaaga okuganyulwa mu nteekateeka eno kubanga wadde etandikidde Kyaggwe naye egenda kubuna Obuganda bwonna.

Owek .Nsibirwa agamba buli ssaza lyakutuulanga buli mwaka okusalawo ku ngeri gyeringenda okutambuzaamu enkola eno mu bwerufu.

Ono ategeezezza nti olw’ebibala ebyava mu nteekateeka eno eyasooka kati eno esuumusiddwa okuva mu ppuloojeki, n’efuulwa pulogulaamu ya myaka 5.

Waggwa ategeezezza nti enkola eno eyokuzimbira abantu amayumba ‘Akaalo Amatendo’ ngakabonero akokutumbula obuntu bulamu mu Buganda

Minisita w’Ettaka, Obulimi, Obutondebwensi, ne Bulungibwansi, Oweek. Mariam Nkalubo Mayanja, agambye nti  ennyumba 14, mu masaza nga buyita mu nteekateeka eno.

Owek. Mayanja Nkalubo  ategeezezza nti buli mwaka bafuna abantu bangi abaagala okubazimmbira amayumba kyokka ng’ ebiseera ebisinga babeera baavu lunkupe.

Omukungu wa Habitat for Humanity Uganda, Henry Kitaka, annyonnyodde nti bakufuba  okulaba nga enkola eno etambula bulungi era esobole okugasa abantu ba Buganda.

Enteekteeka etandikidde Kyaggwe n’ennyumba 5, ng’abantu ab’enjawulo beeyamye ensimbi n’obuweereza okuvujjirira enteekateeka eno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist