• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abomu Amerika bajjukidde abajulizi, Katikkiro abasabye beesambe ebyafaayo ebitali bituufu

Gambuuze by Gambuuze
June 12, 2023
in Amawulire
0 0
0
Abomu Amerika bajjukidde abajulizi, Katikkiro abasabye beesambe ebyafaayo ebitali bituufu
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula

Amerika

Bannayuganda abawangaalira mu Amerika mu kibuga Boston bajjukidde abajulizi ba Uganda abattibwa olw’eddiini  era wano Katikkiro Mayiga abasabye baleme kugendera ku byafaayo ebitali  binnyonnyole ku nsonga ya Ssekabaka Mwanga awamu n’okuttibwa kw’Abajulizi.

Owomumbuga agamba nti ensi erina okukimanya nti Ssekabaka Mwanga yayagala kutaasa nsi ye Buganda bweba si Uganda. Ono annyonnyodde nti abantu bavvuunula bubi ekikolwa kya Ssekabaka Basammulakkere Mwanga okutta abajulizi wabula kwali kukwasisa mateeka so si kulemesa ddini kujja mu Uganda.

Bino ow’omumbuga abyogeredde mu Kitambiro kya mmisa eyimbuddwa Ssaabasumba w’essaza ekkulu erye Kampala,  Paul Semogerere ku Saint Mary’s Church e Waltham Boston.

Katikkiro akozeseza omukisa guno okuvumirira abakungu mu gavumenti abagenda mu eklezia nekkanisa kyokka nga byebakola bikontana n’enjigiriza yeddiini ze bakkiririzaamu.

Owek. Mayiga abantu abasabye okutwala eky’okulabirako ky’abajulizi bamalirire mwebyo byebabeera basazeewo okukola awatali kutya bisomoozo.

Ye Omutambizi omukulu era  Ssaabasumba w’Essaza Ekkulu Kampala, Paul Ssemogerere yeebazizza abantu era nabasaba bayimuse okukkiriza kwabwe era batwale ekikolwa ky’abajulizi ng’ eky’okulabirako.

Wabaddewo okusiima abantu abo abaliko byebakoledde bannayuganda abali ku mawanga naddala Boston.

Omukolo guno gwetabiddwako Omulangira David Kintu Wasajja baminisita nabakungu okuva mu Buganda.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist