• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ab’e Botswana basabye Beene asiime abawe Essaza

Gambuuze by Gambuuze
June 5, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Ab’e Botswana basabye Beene asiime abawe Essaza
0
SHARES
43
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Botswana

Bannayuganda abawangaalira mu ggwanga lya Botswana basabye Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiime abawe essaza basobole okwekumaakuma obulungi n’okunyweza obumu.

Bano okusaba kuno bakukoze basisinkanye omwami wa Kabaka atwala essaza Buddu, Ppookino Jude Muleke mu kibuga Gaborone eggulo ku Ssande.

 Bano bagamba nti wadde bakyali batono,  balowoozebweko okubafuula essaza lya Kabaka, kibayambe okwekumaakuma nga bayita mu mukulembeze Kabaka gwanaabawa okusobola okwekulaakulanya.

Abantu bano bagamba nti basigalidde nnyo nga oluusi tebamanya ngeri gyebasobola kwegatta ku nteekateeka nga ey’okuna ennyumba mu Mirembe Villas e Kigo awamu ne Ssentema, okwekulaakulanya mu CBS PEWOSA n’okugula emigabo mu kkampuni za Buganda awamu n’enteekateeka endala.

Bano beebazizza Nnyinimu Ssabasajja Kabaka okubalowoozaako n’abasindikira ababaka, era nebawera nga bwebatasigadde kyekimu, kuba gwe mulundi ogusoose okufuna abagenyi abatongole okuva mu Bwakabaka bwa Buganda.

Mu kwogera kwe Ppookino Jude Muleke abasabye okwongera okunyweza obumu era bakole nnyo okwekulaakulanya olwo Buganda ne Uganda lwebijja okulaakulana.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist