• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Mukuumaddamula Mayiga agaddewo olukung’aana lwa Buganda Bumu, nasekerera abataagala akolagane n’abalala

Gambuuze by Gambuuze
May 29, 2023
in Amawulire
0 0
0
Mukuumaddamula Mayiga agaddewo olukung’aana lwa Buganda Bumu, nasekerera abataagala akolagane n’abalala
0
SHARES
38
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Seattle – Amerika

Katikkiro Charles Peter Mayiga akikaatiriza nti wakusigala nga akolagana nabuli muntu awatali kufaayo ku langi za kibiina kye, eggwanga oba eddiini ye kasita abeera nga awa Ssaabasajja Kabaka ekitiibwa .

Okwogera bino, Owek. Mayiga  abadde aggalawo olukungaana lwa Buganda Bumu North American Convention oluyindidde e Seattle  mu Amerika ku ky’eggulo ekituumiddwa, ‘The Royal Dinner.’

Owomumbuga agamba nti alumbiddwa emirundi mingi naddala nga waliwo ensonga gyakwataganye ne bannaddiini, gavumenti eri mu buyinza okubaako byebakolera abantu naye amaloboozi gavaayo nga bamukolokota olw’okukolagana nabo.

Kamalabyonna agasseeko nti abantu nga  bano tebajja kumuggya ku mulamwa kuba ensonga Buganda zekolako tezisosola muntu yenna.

Katikkiro  Mayiga yeebazizza abantu abeetabye mu Buganda Bumu w’omulundi guno nalaga nti amuwadde ekifananyi ekirungi  n’essuubi ku lugendo lw’okuzza Buganda ku ntikko.

Kulwa Owek. Robert Waggwa Nsibirwa,  minisita avunaanyizibwa ku bantu ba Kabaka abali ebunaayira, Owek. Joseph Kawuki abeetabye mu lukung’aana luno abayitiddemu kwebyo Buganda byetuuseeko mu byenfuna neesobola  okutumbula embeera z’abantu n’okubazimbira amayumba.

Bbo abeetabye mu lukungaana lw’omwaka guno omuli nabavudde mu masaza ge Bungereza bagamba nti enteekateeka ebadde nnungi ddala.

Olukungaana lwomwaka guno lwetabiddwamu, Super Supreme Mufti, Sheikh Muhammad Galabuzi n’abamu ku bamasheikh abe Kibuli, Minisita Wilson Mululi Mukasa, Omubaka wa Uganda mu America, abakulira ebitongole mu Bwakabaka n’Abaami b’amasaza okuva mu mawanga amalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist