• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenfuna

Buganda ekwataganye ne FIDA okukendeeza endoolito ku ttaka

Gambuuze by Gambuuze
May 12, 2023
in Ebyenfuna, Ebyobusubuuzi
0 0
0
Buganda ekwataganye ne FIDA okukendeeza endoolito ku ttaka
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Masengere – Mmengo

Obwakabaka bwongedde okukwatagana n’ekitongole ekirwanirira eddembe ly’abakyala ki FIDA okukendeeza enkayana ku ttaka wamu n’okulaba nga wabaawo obwenkanya.

Bw’abadde ayogera ku nteekateeka eno, Ssenkulu wa Buganda Land Board, Omuk. Simon Kabogozza Muwanga ategeezezza nti ku mulundi guno amaanyi bagenda kugateeka ku kubangula bakyala ku ddembe lyabwe n’ettaka kibayambe okubanyagibwako byabwe mu lukujjukujju.

 Omuk. Kabogozza agamba nti emirundi mingi abakyala bebasinga okunnyigirizibwa bwekituula ku nsonga yokugabannya ebintu by’omugenzi naddala singa bba ava mu bulamu bwensi  era bwekituuka okugabana ettaka ab’enganda balimalawo awatali kubaako kyebamulekera.

Ono alambise nti omukago guno gujjidde mu kiseera ng’abantu bangi bakyalina obutamanya ku bikwaata ku bwanannyini ku ttaka ekyongedde okuletaawo obutabanguko n’obuvuyo ku ttaka bangi nebatuuka n’okufiirwa obulamu.

Ssenkulu Kabogozza annyonyodde  nti baagala okulaba ng’abantu b’enyigira mu nsonga z’enkulaakulana n’okutumbula embeera zaabwe nga  beeyambisa ettaka singa endoliito eziririko zinagonjoolwa.

Okusinziira ku amyuka Ssenkulu wa Buganda Land Board, Omuk. Kizito Bashir enteekateeka eno yakutandikira mu Bulemeezi ne Buluuli olwo etambuzibwe mu bitundu by’eggwanga ebirala.

Akulira ekitongole ki FIDA, Lillian Byarugaba Adriko agamba nti bakilabye nga waliwo obwetaavu okubangula abakyala ku nsonga zettaka bakuguke kubanga bangi bazze bannyigirizibwa mu butamannya kwosa nebintu byabwe okutwalibwa.

Omukago guno teguweereddwa bbanga wabula gwakutambula ekiseera kyonna okutuusa ekiruubirwa kino lwekinagukka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist