• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Abakulira ttiimu z’Ebika basisinkanye abategesi b’empaka z’Ebika

Gambuuze by Gambuuze
May 8, 2023
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Abakulira ttiimu z’Ebika basisinkanye abategesi b’empaka z’Ebika
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Abakulira ttiimu z’omupiira z’Ebika bya Buganda awamu n’ebikonde basisinkanye olukiiko olutegesi lw’ empaka z’omwaka guno okulaba enteekateeka wezituuse.

Ensisinkano eno ebadde mu Bulange e Mmengo ku Mmande.

Sentebe w’olukiiko olutegesi, Katambala Hajji Sulaiman Magala, agamba baagadde okutambulira awamu n’abakulira ttiimu okusobozesa empaka zino okutambula obulungi.

Ye akulira omuzannyo gw’okubaka n’ebikonde,  Sarah Nkonge Muwonge akubirizza ebika okuwandiisa ttiimu z’okubaka mu  budde era bafube okujjumbira kiyambe omuzannyo guno okulaakulana.

Olukiiko luno era lwetabiddwamu sentebe w’olukiiko olutegeka empaka z’omupiira gw’amasaza Omuk. Sulaiman Sejjengo  era ono akubiriza ttiimu zonna okugobelera amateeka agateekebwawo okuddukannya empaka zino.

Kinajjukirwa nti Empaka z’omwaka guno zigenda kuggulwawo ku Lwomukaaga  luno mu Kisaawe e Wankulukuku ng’ Enkima ettunka n’ Engabi Ensamba era Nnyinimu Ronald Muwenda Mutebi II yasiimye okuziggulawo. Endiga y’erina ekikopo ky’omupiira gw’ebigere ate Engeye y’erina ekyokubaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist