• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Minisita Nandutu aziddwaayo ku alimanda e Luzira

Gambuuze by Gambuuze
May 3, 2023
in Eby'obufuzi
0 0
0
Minisita Nandutu aziddwaayo ku alimanda e Luzira
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Minisita omubeezi ow’ensonga ze Karamoja, Agnes Nandutu aziddwaayo ku alimanda okutuuka enkyanga May, 4 2023 ensonga ye ey’okweyimirirwa lwenaddamu okuwulirwa.

 Nandutu abadde aleeteddwa mu kkooti ku Lwokusatu nga aleese n’abantu basatu abasobola okumweyimirira mu kkooti ewozesa Abakenuzi mu Kampala.

Bano kubaddeko omubaka Nandala Mafabi naye omuwaabi wa gavumenti Jonathan Muwaganya awakanyiza eby’okumuyimbula nategeeza nti mu kaseera webaali bamunoonyeza yasuulawo emmotoka ye ey’obwaminisita, naava mu makaage era nabakuumi be baali tebamanyi gy’ali.

 Kati omulamuzi Jane Kajuga alonze abakungu ba kkooti basatu okutunula mu nsonga eno  era nateekawo olunaku lwa May 25, 2023 okuwulirako omusango omukulu ogw’okubulankanya amabaati agaalina okuweebwa abanaku e Karamoja naye negagabanibwa abakulu mu gavumenti.

Oludda oluwaabi mu musango guno nga lukuliddwamu David Bisamunyu ne Jonathan Muwaganya balumiriza nti mu mwezi gwa June w’omwaka 2022, Nandutu yasangibwa n’amabaati 2000 aga ggeegi 28 agaaliko obulambe bwa woofiisi ya Ssaabaminisita.

Minisita ono aziddwaayo e Luzira gyabadde ku alimanda okuva 19th April, 2023 okutuuka olunaku lw’enkya kkooti lwenatunula mu nsonga ye.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist