• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Abaliko obulemu baguze emijoozi, Katikkiro Mayiga abeebazizza olw’okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka

Gambuuze by Gambuuze
April 12, 2023
in Eby'Obulamu
0 0
0
Abaliko obulemu baguze emijoozi, Katikkiro Mayiga abeebazizza olw’okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka
0
SHARES
56
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Abantu ba Kabaka abaliko obulemu nga bayita mu kibiina ekibagatta ki Buganda Disability Council nabo baguze emijoozi okusobola okwetaba mu misinde gy’Amazaalibwa ga Kabaka ag’omwaka 2023 mu Lubiri e Mmengo ku Ssande eno.

Emijoozi gino Katikkiro Charles Peter Mayiga yagibakwasizza mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu nabeebaza olw’okuwagira enteekateeka eno.

Bano babadde bakulembeddwamu Kakembo Augustine, Omukiise ku Bboodi y’Obwakabaka ey’Ekikula ky’Abantu.

Owek. Mayiga asinzidde wano nasaba abantu okukomya okuyita abaliko obulemu abalema kuba  kubanga bano balina bangi bebasinga ebintu bingi oba olyawo nabo abalina buli kimu mikono, magulu maaso nebirala.

Owek. Dr. Prosperous Nankindu Kavuma Minisita wekikula kyabantu mu Buganda agamba nti nebwoba toosobole kudduka naye ngoguze omujoozi, ensonga enkulu yakutuusa bubaka eri abantu okulwanyisa Mukenenya.

Mu ngeri yemu Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Haji Prof. Twaha Kawaase Kigongo minisita avunanyizibwa ku ntambuza yemirimu mu Buganda era Ssentebe wolukiiko okuteekateeka emisinde gyomwaka guno akwasizza aba Mother’s Union n’Abalungamya bemikolo emijoozi nabo okwegata ku mulanga gwa Beene

Owek. Kaawaase alozeseza omukisa guno nakunga aba Mother’s Union okulwanyisa omuze gwekivve mu baana ate abalingamya bokumikolo okugulwanyisa.

Ye Pulezidenti wa Mother’s Union, Nnaalongo Roseline Bingi Kawiso alaze obweralikirivu olwa mukenenya okweyongera   ennyo mu bafumbo nga nabwekityo kibadde  kibakakatako okujjumbira enteekateeka eno.

Kinajjukirwa nti olunaku olw’enkya gemazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka agemyaka 68 kyokka emisinde gyakubaawo nga 16 kafuumulampawu 2023 era ng’omulamwa guli ku kulwanyisa mukenenya ngabasajja bebasaale okutaasa abaana ab’obuwala .

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist