• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Afande Bakaleke abadde aliira ku nsiko akwatiddwa n’oluvannyuma nateebwa

Gambuuze by Gambuuze
April 3, 2023
in Uncategorized
0 0
0
Afande Bakaleke abadde aliira ku nsiko akwatiddwa n’oluvannyuma nateebwa
0
SHARES
92
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omupoliisi ACP Siraje Bakaleke eyali addukidde mu buwang’anguse okumala emyaka 5 nga atya okukwatibwa oluvannyuma lw’okuggulwako emisango egiwerako,yakwatiddwa Poliisi naweerezebwa ku kitebe kya bambega n’oluvannyuma nayimbulwa.

Bino bikakasiddwa omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga bw’abadde ayogerako ne bannamawulire.

“Kituufu oluvannyuma lw’emyaka egiwerako, yereese ku kitebe kya poliisi e Naguru nasindikibwa ku kitebe ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) gyeyakoledde Sitatimenti ku by’okudduka mu poliisi. Ono yakwatiddwa okumala essaawa eziwerako n’oluvannyuma nayimbulwa ku kakalu ka poliisi era kwali,”  Enanga bw’ategeezezza bannamawulire ku Mmande.

Afande Bakaleke yeyali adduumira amaserengeta ga Kampala n’emirilaano naye nabula mu mwaka 2018 oluvannyuma lw’okuggulwako omusango gw’okukozesa obubi woofiisi, okuwamba abantu wamu n’okwekobaana okubaako gwafera.

Emisango gino gyava ku bigambibwa nti baliko banansi ba South Korea bebakwata nebabbako ssente eziri mu buwumbi.

Ebiwandiiko ebiri mu maaso ga Kkooti gala nti abakorea okuli  Park Seunghoon ne Jang Shingu Un aba kampuni ya  Mckineley Resource Company Limited baali bagenda kusisinkana abasuubuzi ba zaabu mu Kampala naye Bakaleke nabakwata nabateeka ku mudumu gwe mmundu nabaggyako emitwalo gya ddoola 41 era nazitwala.

Ono  yali avunaanibwa wamu ne munnamateeka Paul Mugoya Wanyoto, Samuel Nabeta Mulowooza, D/ASP Innocent Nuwagaba, D/ASP Robert Ray Asiimwe, PC Junior Amanya, PC Gastavas Babu ne PC Kenneth Zirintusa.

Wano kkooti yamuyisaako ekibaluwa kibakuntumye era nesaba poliisi emukwate wonna wemusanga.

Poliisi yategeeza basajja baayo bonna  okunoonya Bakaleke nababula era nebamusaba adde ku mulimu kuba yali tayogedde nga avaawo oluvannyuma bamulangirira ng’ eyali adduse ku mulimu nawang’anguka.

Mu 2019, oludda oluwaabi lwajja enta mu by’okuvunaana Bakaleke awamu ne banne nebategeeza nti gino baali bakugittukiza nga bamukutte.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist